Ebyemizannyo

St Mary’s Kitende ewanduddwa

Ali Mivule

May 7th, 2014

No comments

St marys kicked out
Mu mpaka z’amasomero aga secondary schools ezigenda mumaaso e’Gulu,team ya St Mary’s Kitende ewanduse mumpaka zino oluvanyuma lwokukubwa Cityzen High okuva Isingiro.
Team zombi  ziremaganye nga teri ateebye munne muddakiika ekyenda wabula Cityzen High newangula mukakodyo ka penalties goals 4-2.
Mumpaka zezimu,essomero lya St Juliana nalyo liwanduse mumpaka zino bweliwutudwa team ya Metha okuva e’Buikwe goal 1-0.
Kati Metha ne Cityzen zessozze oluzanya lwa semi finals mumpaka ezikomekerezebwa kulwomukaaga lwa week eno.