Ebyemizannyo

Ogwe Mamba gusaziddwaamu

Ali Mivule

July 10th, 2013

No comments

Bika kabaka

Mu gyebika bya’Buganda,Omupiira wakati w’e’Mamba eya Gabunga wamu ne Kakoboza gusazidwamu olwenkayana eziri wakati webika bino byombi.

 

Katikiro wakika kya Gabunga Adam Kimala takiriziganya nankola eyokutongoza Kakoboza nga ekika ekyetongodde era awakanya nabakakoboza okukirizibwa okusamba emipiira gino.

 

Akakiiko kakutuula kawe ensalawo yaako kunsonga eno nokulaba nti ensonga zonna zigonjoolwa bulungi mu office ya Katikiro wa’Buganda.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *