Ebyemizannyo

Golola ne Ssemata bewera

Golola ne Ssemata bewera

Ivan Ssenabulya

August 1st, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Ng’ebula olunnaku lumu lwokka okutuuka ku lulwana wakati wa Moses Golola of Uganda ne Umar Ssemata, ebbugumu lyeyongedde ngenjuuyi zombi bewera.

Mu lukungaana lwabanamwulire olutudde akawungeezi akayise Golola agambye nti alinze lunnaku mulindwa, alage kyalinawo.

Ono agezezaako nokulumba Ssemata amukube nebamwanguyira nebamukwata.

Wabula yye Ssemata agambye nti waakukuba Golola, mu round esooka.

Manager wa Golola Abby Musinguzi amanyiddwa nga Abitex, agambye nti Ssemata tebamunyoomye, naye betegese.

Olulwana luno lugenda kubaawo nga 3 ku Lwomukaaga luno, ku Freedom City e Namasuba.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *