Ebyemizannyo

Giggs ayinza okunsikira- Van Gaal

Ali Mivule

April 25th, 2015

No comments

Ryan Giggs

Omutendesi wa tiimu ya Manchester United Louis van Gaal agambye nti eyali omuzanyi wa tiimu eno  Ryan Giggs yayinza okufuuka omusika we.

Giggs, 41 yeeyali mu mitambo gy’emipiira ena mu sizoni ewedde oluvanyuma lwa David Moyes okugobwa  mu mwaka oguwedde

Van Gaal w’emyaka 63 yassa omukono ku kontulakita etambulira ddala okutuuka mu mwaka gwa 2017