Ebyemizannyo

FIFA tejja kwetonda

Ali Mivule

February 25th, 2015

No comments

FIFA

Ekibiina ky’omupiira mu nsi yonna ekya FIFA kigamba nti ssikyakusasula Muntu yenna oba kiraabu etali nsanyufu olw’empaka z’ekikopo ky’ensi yonna okussibwa mu mwezi gwa November ne December 2022

Aba FIFA era bagamba nti ssibakwetondera Muntu yenna akoseddwa enkyukakyuka zonna mu mpaka zeezimu

FIFA yasazeewo omupiira guzanyibwe mu biseera bya butiti mu kifo ky’omusana pereketya