Ebyemizannyo

Emisinde

Ali Mivule

February 15th, 2013

No comments

runnersAbaddusi abamannya nga Moses Kipsiro, Dorcus Inzikuru,Annet Negesa,n’abalala beebamu ku bagenda okwetaba mu mpaka z’eggwanga ezomwetoololo olunaku lw’enkya e jjinja.

Ekibiina ekiddukanmya omuzannyo gw’emisinde mu ggwanga kigenda kweyambisa empaka zino okulonda tiimu y’eggwanga enetaba mu z’ensi yonna mu Poland.

Empaka zino zigenda kwetabwaamu abantua basoba mu bitaanoera ng’abawanguzi abasatu bakuweebwa nsimbi ezitatuukiriziddwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *