Ebyemizannyo

Egy’ebika giddamu

Ali Mivule

July 8th, 2013

No comments

Kabak and soccer

Emipiira gyebika gyiddamu olunaku lwa’leero ,e’Ngabi eNnyunga bakukwataganako ne Njovu kussaawa munaana (2pm) ate bazzukulu ba mugema  abe’Nkima bakwatagane ne Nkusu kussaawa kumi (4pm)

Emupiira gyombi gyakubeera mukisaawe e’Nakivubo era okuyingira kwa nusu shs 3,000=.

Empaka zino zaggulwawo kulwomukaaga era e’Mbogo yeyawangula oluvanyuma lwokukuba ekika kye’Ffumbe goal emu kubwererebn (1-0).