Ebyemizannyo

Abaddusi

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Abaddusi bemisinde bakwetaba mumpaka ezisembayo nga zino zezokusunsulamu abanakikirira Uganda muzensi yonna eza World Athletis Championships ezigenda okuyindira mugwanga lya Russia omwezi ogujja.

Empaka ezokusunsulamu abaddusi ba Uganda,za nga 19th ne 20thomwezi guno mukisaawe e’Namboole.
Abaddusi abanasinga bakwewangulira ensimbi eziwereraddala shs 5m era zakwetabwamu amateam okuva mu Districts,Amatendekero agenjawulo,amakampuni wamu nama Clubs.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *