Ebitukwatako

Tulina obukugu n’obusobozi okukuwereeza ekisinga nga tusinziira mu kifo kyonna mu Kampala, tulina abawereeza abakyasinze, tukola pulogulaamu ez’okukubaganya ebirowoozo ezikyasinze ezikukwatako era ezitegekeddwa n’ekigendererwa okuzimba n’okutumbula omukyala.

Tulina enkola ezisoboka era ezija mu nsawo yo, saako pulogulaamu eziyigiriza era ezisobola n’okweyambisibwa ebibiina byobwankyewa.

Ffe abakutegekera olusisira lw’ebyobulamu olwa Mama Wange Health Camp, olwa buli mwaka mwetukolaganira n’ebitongole ebyenjawulo ebiddukirira abantu, gamba ng’okugaba omusaayi n’ebirala.

Tusange ku Airtel House,
Pulooti 40 Wampeewo ku Avenue,
mu maaso ga Hotel Africana.

RATE CARD

View Fullscreen