Emizannyo

Abayimbi 3 abasinga okusanyusa mu Uganda

Muwagizi waffe

August 12th, 2021

No comments

Ekisaawe ky’okuyimba mu Uganda, kyekimu kwebyo omuli abayimbi abenjawulo era abasanyusa, era abewaddeyo okuyitimusa okuyimba okutuuka mu Africa wonna. Mu mboozi eno, tutunuliidde abamu ku bayimbi emunyenye mu Uganda olwa talanta gyebalina nebyo byebayiseemu okubaako webatuuka. …Grace Nakimera Waliwo bingi ebibogerwako ebinyuma, okugeza ng’ebya Grace […]

Khalid Aucho yetonze

Khalid Aucho yetonze

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Omuwuwutanyi wa tiimu y’egwanga, the Uganda cranes Khalid Aucho yetondedde egwanga n’ekibiina ekitwaala omuzanyo gw’omupiira mu gwanga ekya FUFA olw’okusiwuuka empisa ekyamuviirako okugobwa mu nkambi. Aucho okugobwa kyadirira okugaana entambula eyasindikibwa okumunona ku kisaawe Entebbe, okumutwala mu nkambi e Kisaasi, gyebasula. Akulira […]

Palamenti esiimye banabyamizanyo abaawangula emidaali.

Ivan Ssenabulya

April 24th, 2018

No comments

Bya Kyeyune moses Olunaku olwaleero Parliament esiimye banabyamizanyo ba Uganda abagenda okukiika mu mpaKa z’amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza okukakana nga batuweesezza ekitiibwa. Bano webaviirideyo nga omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni  yakamala okukyaza bano e Ntebe  naasiima kyebaakolera egwanga. Ekiteeso ekisiima bano kireteddwa omubaka we […]

Banabyamizanyo abaakikirira uganda bakomyewo ku butaka.

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Wetwogerera nga banabyamizanyo ba Uganda abaatukikira mu mpaka ez’amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza bataka mu Uganda oluvanyuma lw’okuwangula emidaali mukaaga mu mpaka zino. Bano mukutuuka baniriziddwa minister akola ku by’enjigiriza n’emizanyo Janet Kataha Museveni, nga ono obwedda ali ku kisaawe E ntebe […]

Ba difiiri basitudde

Ba difiiri basitudde

Ali Mivule

November 11th, 2015

No comments

Ba difiri okuva mu ggwanga lya Guinea balondeddwa okulamula omupiira wakati wa Uganda ne Togo olunaku lw’enkya Keita Yakuba y’agenda okulamula ayambibweeko Dumbuya Abubakan ne  Raffi Abdel. Yoomu tiimu ya Uganda esitudde okwolekera Togo nga ku bano kuliko Denis Onyango, Robert Odongkara, Isaac Isinde, Geoffrey […]

Blatter akunze ku bumu

Ali Mivule

May 29th, 2015

No comments

Akulira ekibiina kya FIFA Sepp Blatter obubaka bwe bwetoololodde ku bumu ng’okulonda omukulembeze omuggya kugenda mu maaso. Okuonda kuno kujjidde wakati mu kunonyereza ku nguzi efumbekedde ekibiina kya FIFA nga waliwo n’abakwatibw agyebuvuddeko Blatter asuubirwa okulya ekisanja ky’okutaano asabye abantu okuba obumu okusobola okutwaala omuzannyo […]

Museveni akubidde cranes essimu-abagumiza okukuba Guinea

Ali Mivule

November 18th, 2014

No comments

Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta Museveni  akubidde enkambi ya Uganda Cranes essimu e Morocco era n’abazzamu amaanyi. pulezidenti  awadde  omutendesi wa Cranes Micho Sredejovic ku bukodyo bw’okuwangula omupiira gwebagenda okuzannya n’eggwanga lya Guinea olunaku olwenkya era n’abawa amagezi  obutazanyira ku puleesa okusobola okumegga Guinea. Yye kapiteeni wa Cranes […]

Uganda Cranes Kati Yakuzanya Mauritania-Equatorial Guinea Egobeddwa

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

Eggwanga lya Equatorial Guinea ligobeddwa mu kusunsulamu abanetaba mu mpaka za Africa  eza 2015 lwakuzanyisa muzanyi atali munansi. Bano baawandulamu eggwanga lya  Mauritania ku mugatte gwa ggoolo 3-1 mu luzanya olwayita wabula nebabawawabira lwakuzanyisa Thierry Fidjeu Tazemeta enzalwa ya Cameroon. Kati kino kitegeeza Uganda yakuzanya […]

ab’ebikonde bategeka

Ali Mivule

May 15th, 2014

No comments

Abakubi b’engumi abawerera ddala 26 beebesozze enkambi okutendeka nga betegekera ogw’omukwaano ne Kenya nga 31 omwezi guno Enzanya zakubeera Lugogo Omwogezi w’ekibiina ky’omuzannyo gw’ebikonde, Fred Kavuma agamba nti bategese empaka zino nga beetegekera empka za common wealth games mu mwezi gw’omusanvu

Wenger yewaaanye

Ali Mivule

November 3rd, 2013

No comments

Akulira tiimu ya Arsenal, Arsene Wenger agamba nti musanyufu nti basobodde okukakasa ensi nti bakyalimu ssupu. Kino kiddiridde Arsenal okukuba Liverpool goolo 2 nga yyo eyanjala ngalo Wenger agambye nti bagenze okuzannya nga bamaliridde oluvanyuma lw’okuwangulwa emirundi ebiri nga bali waka. Wenger agamba nti ate […]