Ebyobusuubuzi

Akatale ka USAFI kakyaali kakalu

Ali Mivule

November 18th, 2013

No comments

Abatembeyi ku makubo basabiddwa okugenda mu katale ka USAFI okukkalabya egyaabwe nga teri abakuba ku mukono Amyuka omwogezi w’akatale kano Mohammed Segwaanyi agamba nti emitwalo 150 gikyaali mikalu Ono agamba nti bakyayogeraganyaamu ne bannanyini katale okulaba nti bakendeeza ku nsimbi ezisasulwa buli mwezi. Mu kadde […]

Aba USAFI empooza ebalemye

Ali Mivule

November 11th, 2013

No comments

Abasuubuzi abakolera mu katale ka Usafi empooza ya buli mwezi ebazitoweredde nga abamu bagaala kwabuulira katale kano. Abasinga ku bakolera mu katale kano beebasuubuzi abali ku nguudo wabula nga kati ebintu bibasobodde olw’empooza egaanye nga ate abaguzi ba lubatu mu katale kano. Abasuubuzi bano basasula […]

Siteegi za Bodaboda za mwaka gujja

Ali Mivule

November 11th, 2013

No comments

Akulira abakozi mu kampala,  Jeniffer Musisi ategezezza nga okulamba siteegi za bodaboda bwekugenda okukolebwa omwaka ogujja. Ekitongole kya KCCA kyakukwatagana n’ebitongole ebikola ku by’okwerinda, saako n’abakiikirira abavuzi ba bodaboda okumaliriza enteekateka eno okwetoolola ekibuga.  Oluvanyuma bakutandika kawefube w’okubunyisa zi kabuuti  eri abavuzi bano, ebikoofira by’okumutwe […]

Abasuubuzi bakonkomadde

Ali Mivule

November 11th, 2013

No comments

Ebikumi n’ebikumi byabasubuzi bakyakonkomalidde ku nsalo ya Uganda ne Sudan olw’enkuba efudemba obutasalako. Enguudo okuli oluva e   Atyak – Nimule terukyayitikamu nga n’emmotoka zikwamye olw’okusalwako amazzi. Okusinziira ku sabawandiisi w’ekibiina ekigatta, abavuzi ba zi baasi abakolera e South Sudan  Willy Katende, abantu batandise okwonoona mu mazzi […]

KCCA etabukidde bamalaaya n’abatembeeyi

Ali Mivule

November 8th, 2013

No comments

Abawala abasangiddwa nga beerenze ku makubo bamalidde mu kkomera. Prossy Sentongo ne Edith Nanteza bavunaaniddwa  mu maaso g’omulamuzi Sarah Langa Ba maama bano ababiri tebegaanye gwakulenga kaboozi Basaliddwa ekibonerezo kya wiiki 2 nga bali mu kkomera Bano nno kigambibwa  nti nga 6th omwezi guno basangibwa […]

Okuseka ddagala

Ali Mivule

November 5th, 2013

No comments

Obadde okimanyi nti okuseka kya mugaso nnyo eri omuntu? Ng’ogyeeko eky’okugatta abantu abali mu ssany,u enseko zikuuma omubiri nga mulamu bulungi Eky’enjawulo nti lino bweriba ddagala terigulwa era ng’omuntu wa ddembe okwekuumira mu bulamu bw’ensi nga musanyufu oba ng’asibye feesi. Enseko ziyamba okwongera omuntu obutofaali […]

Abasuubuzi ku Nasser Beekalakasizza

Ali Mivule

October 29th, 2013

No comments

Abasuubuzi ku luguudo lwa Nasser beekalakasizza nga ssi kirala wabula masanyalaze. Bano abakolero ku kizimbe kya Muzza nga bava mu limu ku maduuka bagamba nti baweebwa bill ya masanyalaze ya bukadde busatu naye nga tebazikozesangako. Basazeewo okukuma ebipiira mu luguudo ekitataganyizza eby’entambula. Poliisi wabual atuuse […]

Okusengejja mu basuubuzi e Wandegeya

Ali Mivule

October 22nd, 2013

No comments

Kampala capital city authority etandise okusengejja abasuubuzi abanakolera mu katale ke Wandegeya Abasuubuzi abali mu 800 abaali mu katale akakadde keebagenda okuweeebwa enkizo Omwogezi w’ekitongole kino Peter Kawuju agamba nti abasuubuzi abanayitamu bakusasula

Enjuba okulwana n’omwezi- abalambuzi bajja

Ali Mivule

October 21st, 2013

No comments

Bangi beesunga okulaba enjuba ng’erwana n’omwezi. Tekijja kukoma ku kunyumirwa, wabula n’eggwanga lyakuganyulwaamu buwanana. Abalambuzi abasoba mu mitwalo 3 beebasuubirwa mu ggwanga mu Uganda nga bano bagenda kuleka emisolo Omu ku bakulira kkampuni eyingiza abalambuzi eya  Great African Safaris Amos Wekesa agamba nti Uganda yamukisa […]

Aba Taxi gibasula ku mitwe

Ali Mivule

October 17th, 2013

No comments

Abakulembeze b’abagoba ba taxi  bali mu kutya nti omulimu gwaabwe gwandiggwaawo mu kibuga kamapala. Kino kiddiridde ekitongole kya KCCA okufunza paaka empya nga kati emmotoka nga 350 zokka zeezisobola okusimbamu. Sentebe wa bakondakita ne ba dereeva ba Taxi Mustapha Mayambala agamba nti aba KCCA bandiba […]