Ebyobusuubuzi

aba owino bazzeemu okusonda

Ali Mivule

September 16th, 2014

No comments

Abasuubuzi mu katale ka St Balikuddembe olwaleero basisinkanye okuteesa ku ngeri gyebanasasulamu obuwumbi obusoba mu busatu zeebeewola mu DFCU nga kati zituuse ku buwumbi 6. Abasuubuzi bano batudde ku mpiso nga bandifiirwa ettaka lyebaagula mu Kisenyi okusengukirako nga bwebazimba akatale olw’ensonga y’ebbanja lyebafuna okwetuuma Akulira […]

AMafuta g’ettaala gandisigala ku buseere

Ali Mivule

September 16th, 2014

No comments

Ebbeeyi y’amafuta g’ettaala yandisigala waggulu yadde nga emisolo gyagiddwaawo. Minisita akola ku by’ensimbi Maria Kiwanuka agamba nti gavumenti terina kya maanyi ky’eyinza kukola kukendeeza mafuta kubanga emiwendo gitambulira ku bwetaavu bw’ekintu Gavumenti wabula yasazeewo okujjawo omusolo ku mafuta g’ettaala oluvanyuma lw’abantu abatali bamu okuguwakanya Kiwanuka […]

Abasuubuzi baakusasulwa

Ali Mivule

September 12th, 2014

No comments

Gavumenti ya Kenya akkirizza okuliyirira abasuubuzi bonna abafiirwa amaali yaabwe mu kwekalakaasa okwaali mu Kenya nga balonda omukulembeze mu mwaka 2007. Mu kulonda okwaaliwo, abantu abawera bafiirwa ebintu byaabwe nga muno mwemuli ne bannayuganda ate ng’abantua basoba mu 1000 bbo balusuulamu akaba Ssabawandiisi w’omukago gw’amawanga […]

Abatunda emmere babayodde

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Abatunda emmere abasoba mu 15 beebayoleddwa mu kibuga olunaku lwaleero Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert Kalumb agamba nti abakyala bano bakwatiddwa lyakukolera mu bifo bijama Kalumba agambye nti bagaala abantu bano bave mu bifo ebikyaamu kubanga kati babateerawo obutale Bino bizze nga KCCA era yakaggala […]

Abakozi ba MTN bawenjebwa lwa kubba mobile money

Abakozi ba MTN bawenjebwa lwa kubba mobile money

Ali Mivule

August 27th, 2014

No comments

Kooti eragidde abakozi ba kampuni ya MTN 2 bakwatibwa lwakunyaga ensimbi z’abantu obukadde 2.3 okuva kumukutu gwa mobile money. Muhammed Kajubi ne Alex Munyambabazi era bavunaniddwa okugala emikutu gya Mobile money mu bukyamu ngabayambibwako banabwe okuli Denis Kagabo, Rogers Maliga  ne Atim Harriet a omuyizi […]

Amafuta amatabule

Ali Mivule

August 25th, 2014

No comments

Abatunda amafuta amatabule ku luno bubakeredde Okusinziira ku mateeka amapya, omuntu yenna anasangibwa n’amafuta amatabule wakusasula ebitundu 10 ku kikumi z’emaali ye Akulira ekitongole ekikola ku mutindo gw’ebintu Ben Manyindo agamba nti olw’amaanyi gebayongera ku nsalo, kati amafuta bagatabulira mu kkubo nga gali mu Uganda […]

Abasabaaza abantu betemyeemu ku keediimo

Ali Mivule

August 22nd, 2014

No comments

Abamu ku bagoba b’ebidduka mu kibuga bawakanyizza ekya banaabwe okwekalakaasa ku bbalaza  eya wiiki ejja. Abagoba ba taxi, loole , ne boda boda abeegattira  mu kibiina ekya National Union of Drivers, Cyclists and Allied workers abalangirira okwekalakaasa nga bawakanya amateeka amakakali ku bidduka agateekebwawo KCCA. […]

Ebya USAFI bizzeemu

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Omubaka wa pulezidenti mu kampala Aisha Kabanda ayingidde mu nsonga z’abasuubuzi abagamba nti baagula emidaala mu USAFI. Kabanda agamba nti abasuubuzi bano bonna bagenda kuliyirirwa ra ng’ataddewo ne ofiisi enayambako abantu. Ono agamba nti kikyaamu okulyamanya abantu Wabula yye maneja wa USAFI Umar SSekamatte agamba […]

Emisolo emipya tegyewalika-Abawooza

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Ab’ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority bagamba nti baali tebasobola kwebeera kuleeta misolo mipya kubanga eggwanika lyetaaga ensimbi Mu mwaka gw’ebyensimbi guno, gavumenti yaleeta emisolo emipya ku byobulimi, ku kujjayo ssente n’okwongeza emirala ng’egya Mobile mane Amyuka akola ku misolo egyamaanyi John Muyanga agamba nti […]

Okuwera obuveera kwakoma wa

Ali Mivule

August 18th, 2014

No comments

Abamu ku babaka ba palamenti  abali ku ludda oluvuganya gavumenti  baweze okusimbira ekuulu embalira ya ministule y’amazzi n’obutonde by’ensi singa tessa mu nkola eky’okuwera obuveera. Mu mwaka gwa 2011, gavumenti  yayisa etteeka eriwera okutunda wamu n’okukola obuveera obutali bugumu , kyokka n’okutuusa kati etteeka lino […]