Ebyobulamu

Obutalaba buwona

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abakugu mu ndwadde z’amaaso bakizudde nti kati basobola okujjanjaba omuntu aba azibye amaaso  n’addamu okulaba. Abakugu bano nga bali mu ddwaliro l’yomu Bungereza bazudde nga bwe waliwo ekitudu ekirina amasanyalaze ekiba kizikidde olwo omuntu n’ataddamu kulaba wabula nga kati basobola okuteeka amasanyalaze mu kitundu kino […]

Abaana tebakyaseka

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Essanyu likendedde nyo mu baana. Alipoota ekoleddwa ku ssanyu ly’abaana eraga nti kati kizibu abaana abato bano okumwenya ebiseera ebisinga nga bwegwali okuva mu mwaka gwa 1994. Abali wakati w’emyaka 14-15 bebasinga obutaba basanyufu olw’embeera y’ensi nga ate myaka  gya kivubuka si gye gyibakozesa kino. […]

Abaana abazaalibwa n’ebituli mu mbuto beeyongedde

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

Omuwendo gw’abaana abazaalibwa nga balina ebituli mu mbuto zaabwe gwekubisizzamu emirundi ebiri okuva 1995.   Wabula abakugu mu by’obulamu bakayatakula mitwe okuzuula kiki ekivaako obulwadde buno.   Wano abasawo webalabulidde abakyala b’embuto okwewala okumira buli ddaggala lyebasanze kubanga kiteberezebwa okuba nti lyerivaako obulwadde buno.   […]

Abakyala omwenge gubatwala

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

Okunonyereza kulaze nga abakyala abali wakati w’emyaka 30-40 bwebeyongedde okufa olw’etamiiro.   Okunonyereza kuno kukoleddwa mu ggwanga lya Scotland ne Bungereza, nekizuulibwa nti omuwendo gwabakayala abafa oluvanyuma lwokwekoserera obugonja bwegulinye enyo bwogeregeranya nemyaka egyensanvu.   Abanonyerezza kunsonga eno era balaze obweralikirivu nga ate banji bwebali […]

Mulye ebibala nga musibulukuka

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

Abayisiramu balabuddwa obutalya kamukuulo nga basibulukuka. DR.David Kanobe owe ddwaliro ly’emulago agamba omusiibi yandisibulukukidde ku mere engonvu esobola okumerunguka amangu. Dr agamba nti okulya ebikaluba kisiba olubuto omuntu n’atawanyizibwa ate olulla n’okuluma ne luluma

Gwebalongoosa obwongo akuze

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Omwana eyalongosebwamu ekitundu ky’obwongo ekisinga obunene  awezezza emyaka 6. Kaliysha, yazaalibwa  n’ebinyama ebyaali bikutte ku bwongo, oluvanyuma n’alongosebwa ekitundu ky’obwongo ekisinga era omutwe kumpi mukalu. Abasinga okuli  ne bazadde be baali bamuwaddeyo  oluvanyuma lwokulongosebwa, wabula kyewunyisa nga akyali mulamu. Bbo bazadde b’omwana ono bagamba yadde […]

Ani yayogera kalebule

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Gavumenti etandise okunonyereza ku lugambo olwayita mu bitundu bye Kasese nti amazzi gaali gassiddwaamu obutwa Bino byogeddwa minister omubeezi akola ku by’ebyuma bikali magezi, Nyombi Thembo ategeezezza nga kino bwebakikoze oluvanyuma lw’omubaka omukyala ow’ekitundu kino ensonga okugituus amu palamenti Nyombi agamba nti ministry eno neerarikirivu […]

Obunene busobola okuba obusikire

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Abakugu mu by’obulamu bakizudde nga omuntu bw’ayinza okufuna obulwadde bw’okugejja okuva ku bajjaja be. Bakakensa bano bazudde nga omuntu omu ku mukaaga bwebasobola okusikira obulwadde buno okuva ku bajjaja baabwe, oba abazadde. Kino kimaze ebbanga nga kinonyerezebwako okutuusa bwe kizuuliddwa nti  omuntu asobolera dala okugejjulukuka […]

Abakyala abazadde bakweka emibiri

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Kizuuliddwa nga abakyaala abasinga bwebamala okuzaala bwebakweka emibiri gyaabwe, nga tebaagala kubalaba. Ebiseera ebisinga abakyala bangi nga tebanazaala babeera nga nyo ku mikutu gya yintanet olw’okubeera ababoobevu. Wabula ebiseera ebisinga oluvanyuma lwokuvaamu ekiwanga, bangi basangula nebifananyi byaabwe ku yintaneti. Abakyaala bano bagamba okuva bwekiri nti […]

Mukendeeze ku mwenge

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

Bannayuganda basabiddwa okukendeeza ku kunywa omwenge kubanga gwe gusinga okuvaako endwadde y’omutima. Kakensa mu ndwadde z’omutima , Doctor Wilson Nyakoojo , agamba nti endwadde z’omutyinma zisibuka nyo ku bitamiiza. Agamba nti abanywa buli lunaku boolekedde obuzibu bw’okukwatibwa endwadde z’omutima. Okunoonyereza okwakoleddwa mu mwezi gw’okusatu kulaga […]