Ebyobulamu

Amalwaliro e Mubende gasumusiddwa

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Ministry ye by’obulamu eriko amalwaliro gesumusizza okuva ku mutendera gwa health center 11 okudda ku Heath center 111 mu district ye Mubende. Ssentebe wakakiiko ke by’obulamu ku lukiiko lwa district ye Mubende Lubowa Deo akakasizza okusumusibwa kwamalwaliro gano okuli Butawata health center […]

Obujanjabi bukyetagisa

Ivan Ssenabulya

October 16th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Gavumenti esabidwa okwongera amaanyi mu kutuusa obujjanjabi eri abantu, abaina endwadde ezolukonvuba. Okusaba kuno wekujjidde nga Banna Uganda bangi abeetaga obujjanjabi naye nebatasobola kubufuna nga bali 11%. Rose Kiwanuka, Ssenkulu w’ekitongole kya Palliative care Association of Uganda ababudabuda abalwadde  agamba nti ensimbi […]

Uganda ewezezza Omusaayi ogumala.

Uganda ewezezza Omusaayi ogumala.

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ekitongole ekikola ku by’okugaba ko n’okutereka omusaayi ekya Uganda blood bank kitegezeza nga amalwaliro agategeeza abalwadde nti tegalina musaayi bwegalimba, kubanga kakano omusaayi gwebalina gusobola okudukirira buli agwetaga. Bwabadde ayogerera mukugaba omusaayi wano ku Kampala international school Uganda, Joan Odyek okuva mu […]

Okukebera kabootongo kati kwabuwaze mu bakyala ab’emuntu

Okukebera kabootongo kati kwabuwaze mu bakyala ab’emuntu

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Government etegeezeza nga abakyala ab’embuto bonna bwebagenda okutandika okubakebera obulwadde bwa kabotongo mungeri yabuwazze nga kwogasse ne mukenenya . Bwabadde ayanjula amateeka amapya agegenda okulwanyisa akawuka ka mukenenya, akola ku by’okulwanyisa mukenenya mu ministry eno Dr. Joshua Musinguzi, agambye nti  obulwadde buno […]

Banakyewa baagala sigala ayongerweko omusolo.

Banakyewa baagala sigala ayongerweko omusolo.

Ivan Ssenabulya

September 10th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Ebibiina by’obwanakyeewa ebirwanyisa okukomonta segereti bisabye gavumenti nate okwongera ku musolo gw’etaka ku taaba, kino kyongere okukendeeze kubamukozesa. Bano bagamba nti government egwana egoberere ekyalagirwa ekibiina ky’amwanga amagatt nti taaba atekebweko omusolo gwa bitundu 70%. Kati twogedeko naakulira ekibiina ekya Uganda National […]

Eby’okuwera abafuuweta sigala mu bantu bikyagaanye.

Eby’okuwera abafuuweta sigala mu bantu bikyagaanye.

Ivan Ssenabulya

September 7th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ekitongole ekya KCCA kitegeezeza nga bwekitanateeka munkola kaweefube w’okulwabyisa abafuuweta sigala mulujudde nga bwebaali baasubiza Twogedeko n’amyuka ayogerera ekitongole kino Robert Kalumba  naagamba  nti enkola eno tenatandika kutekebwa munkola, wabula nga singa kino kitandika abafuweta sigala baakukajutuka. Muteeka lino singa omuntu akwatibwa […]

Ssabasajja wakuggalawo tabamiruka w’abavubuka

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye okulabikako eri obuganda olwaleero mukuggalawo ttabamiruka  wa  bavubuka   agenda  okuberawo  leero   wali  ku  hotel  African. Ttaba miruka  ono yoomu ku bikujjuko  bya jjubirewo  era nga    agenda  kutambulira  ku  mulamwa  ogugamba  nti okutekateka  abavubuka   saako  nokubakubiriza  […]

Asatu batendekeddwa mu by’obulamu by’abakyala.

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2018

No comments

ByaNsereko Balikuddembe. Abantu abasoba mu 31 bebafunye amabaluwa mu byobulamu eby’a bakyala [Reproductive Health] okuva mu tendekero elya Nsamizi Training Institute of Social development e Mpigi. Bwabadde okwasa abantu bano amabaluwa, akulira etendekere ly’ebyobulamu e makerere elya (Public Health), Dr.Rhoda Wanyenze) agambye nti wabaddewo obwetavu […]

Katikiro wa Buganda alambudde abalimi mu singo.

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2018

No comments

Bya shamim Nateebwa. Katikkiro Charles Peter Mayiga  yalambudde abalimi b’emmwanyi mu gombolola ye Ssekanyonyi mu Ssaza lye Ssingo ng’omu ku kaweefube w’okunnyikiza enkola ya Emmwanyi Terimba egendereddwamu okujja abantu mu bwavu. Mu bubakabwe, Katikkiro yategezeza  nti ekimutambuza mu byalo, kwekukubiriza abantu bakole basobole okulwanyisa obwavu. […]

Bannamateeka bakuwawaabira gavumenti ku by’omusolo.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Banamateeka abegatira mu kibiina ekya Uganda law society bategeezeza nga bwebagenda okwewerekera bagenda mu kooti okuwawabira government olw’okuteeka omusolo ogumenya amateeka kubanna- uganda. Bano bagamba nti omusolo ogwa nusu 200 ku bakozesa social media ne shilling 1%  ku mobile money kunyigiriza kwenyini, […]