Ebyobulamu
Aba UCU baguddemu ekiddukano
Bya Ivan Ssenabulya Ettendekero lya Uganda Christian University e Mukono liri my kabi, olwekidukano. Okusinziira ku Zacharias Muddu akulira eddwairo lya university erya Allan Galpin health center II, abantu 23 bebabadde bekiddukano, omwezi guno. Bino bibadde ku mukolo, omumyuka wa ssnekulu Rev. Canon Dr. John […]
Abakulembeze bajjukizza Gavumenti ku taaba
Bya Shamim Nateebwa Abakulemeze mu Kampala bajukiza palament ku tteeka lya Tabacco control act erya 2015, eryabagibwa okulwanyisa nokulungamya ebyokufuweeta nokutunda ttaaba mu gwanga. Abakulembeza okuva mu division 5 eza Kampala awamu nekibiina ekilwanyisa ebiragalagala ekya Uganda health communication alliance nga bakulibadwamu amyuka mayor mumasekati […]
Omuntu omu yeyakafa Kkolera-Gavumenti
Bya Ritah Kemigisa Gavumenti etegezezza ngabantu abakakasibwa okubeera nekirwadde kya Cholera bwebaweze 7, okuva ku 2 ababade bamanyiddwa. Minister omubeezi owebyobulamu Dr Moriku Kaducu agambye nti ekirwadde kyongedde okutaama, nga abatwaliddwa mu malwaliro okwekebejjebwa baweze 16. Wabula ono agamba nti waliwo nabatandise okusuuka, nga 8 […]
Abalwadde ba Kolera badduse mu ddwaliro
Bya Shamim Ntaeebwa ne Juliet Nalwoga Abatuuze be Kabowa bali mu kutya, ngemitima gibewanise oluvanyuma lwabalwadde ba chjolera 2 okudduka mu ddwaliro lye Naguru gyebabadde baawuliddwa. Ababiri bano baterekeseeko lya Nalongo ne Peter nga baddus mu ddwaliro nga balumiriza nti teri ddagala. Olunaku Olweggulo ministry […]
Kolera yagobye mu Kampala
Bya Sam Ssebuliba ne Shamim Nateebwa Ministry yebyobulamu etegezezza nga bwetandise okunonyereza ku kirwadde kya Cholera, ekyagobye mu Kampala. Okusinziira ku mwogezi wa ministry yebyobulamu Emmanuel Ainebyona, abalwadde 8 kigambibwa nti bebalina ekirwadde mu kibuga. Kati akakasizza nti 2 ku bbo babakebedde nebakaksibwa nti bwalwadde, […]
Ababaka ba palamenti baakulwanyisa mukenenya.
Bya Samuel Ssebuliba. Akakiiko ka palamenti akakola ku nsonga za mukenenya kaliko akatabo kekawandiise nga kano mwemuli obubaka obulongoseemu ababaka ba parliament bwebalina okukozesa nga banyonyola abantu ku bikwatagana ne mukenenya. Ssentebe w’akakiiko kano Alyek Judith agamba nti eby’akazuuka biraga nga ababaka n’abakulemebeze abalala bangi […]
Abakawona Ebola bagaanidwa okwetabA mu by’okwegatta.
Bya Shamim Nateebwa. Ministry ekola ku nsonga z’ebyobulamu erabudde abantu abaakasimatuka ekirwadde kye Ebola naddala abasajja okugira nga besonyiwa ebyokwegatta, kubanga bandyongera amanyi g’akawuka kano okusasaana. Bwabadde ayogerera mu musomo gw’abanamawulire ku bikwatagana ne Ebola , akwanaganya eby’okulwanyisa Ebola mu ministry eno Dr Mariam Nanyunja […]
Gavumenti ekyalemedde ku ky’okutunda omusaayi.
Bya Ben Jumbe. Omuwandiisi wa ministry ekola ku by’obulamu Dr Diana Atwine nate azeemu okuwagira ekiteso eky’okutunda omusaaayi eri amalwaliro ag’obwananyini. Ono okuvaayo kidiriidde abantu bangi okuwakanya ekyaasalidwawo nga bagamba nti ekyandikoleddwa kw’ekulemesa amalwaliro ag’obwananyini okutunda omusaayi, sosi kugubaguza kubanga ne ministry efuna gwa bwerere […]
KACITA eyagala abatembeyi bave ku nguudo.
Bya Ben Jumbe. Ekibiina ekitaba abasubuzi ekya KACITA kisabye KCCA okwanguwa okuteeka munkola ebikwekweto eby’okujja abatembeeyi ku nguudo mu kaseera kano akenaku enkulu. Bino bigidde mukadde nga minisita wa Kampala Betty Kamya yakategeeza nga bwebaweze omutembeeyi yenna ku nguudo. Twogedeko nakulira KACITA Everest Kayondo naagamba […]
Obwakabaka bwa Buganda buzeemu okugema Hepatitis B
Bya Shamim Nateebwa Abantu ba Beene nate bakomyeewo okwekebeza nókwegemesa ekirwadde kekibumba ekya Hepatitis B, wali mu bimuli bya Bulange. Okugema kuno kuwomeddwamu omutwe ekitongole kya Kabaka Foundation, nga Allan Edigar Kalyowa omukwanaganya wémirimu mu kitongole kino agambye nti batuukiriza obweyamo bwebakola eri Ssabasajja okulongoosa […]