Ebyobulamu

Abaana emitwalo 30 tebabagema misoozi

Abaana emitwalo 30 tebabagema misoozi

Ivan Ssenabulya

August 22nd, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abaana abali mu mitwalo 30 bebali mu kabi okukwatibwa ekirwadde kya Mulangira, oluvanyuma lwobutagemebwa mu myaka 3 ejiyise, mu district 56. Okusinziira ku ministry yebyobulamu ebitunfu okuli Buganda, Busoga ne Bugishu, abagemeddwa babdde batono atenga mu Karamoja abazadde bajumbidde ku 73% ne […]

Abakyala e Bukomansimbi bazaliira ku ttaka

Abakyala e Bukomansimbi bazaliira ku ttaka

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2019

No comments

Bya Geretrude Mutyaba Akulira eddwaliro lya Kitanda Health Centre 111 Dr Timothy Wasswa awanjagidde gavumenti n’abakulembeze mu district ye Bukomansimbi okubayamba ku mbeera ye ddwaliro lino. Agambye nti bw’otuuka ku ddwaliro lino toyagala kukyama olw’embeera y’ebizimbe ekanga, nga balina ekitanda kimu abakyala kwebazaalira. Kino agamba […]

Abe Kabowa bali mu kutya olwa kaabuyonjo

Abe Kabowa bali mu kutya olwa kaabuyonjo

Ivan Ssenabulya

August 15th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abatuuze b’e Kabowa bagamba nti batudde ku ccupa olw’embeera ya kaabuyonjo eyeeraliikiriza. Bagamba nti kabuyonjo ntono atenga nezriwo ezimu zajjula dda, ng’enkuba bwetonnya zikulukuta. Lawrence Mbabaali ow’ebyobulamu mu zooni ya Ssembule B ne Kironde agamba nti, embeera ya kaabuyonjo mu bitundu byabwe  […]

Abagabi b’obuymabi besambye Uganda

Abagabi b’obuymabi besambye Uganda

Ivan Ssenabulya

August 14th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye Bannakyewa abatakabanira okulwanyisa ekirwadde kya mukenenya mu gwanga mu mukago gwa One Dollar Initiative, beeralikirivu olw’obuyambi i okuva mu mawanga ga Bulaaya obweyongera okusalika. Bino webijidde nga Uganda esigazza abavujjirizi 5 bokka, abateeka ssente mu kulwanyisa ssiriimu. Bannakyewa bano bagamba nti kekaseera […]

Abasawo baakwediima olwa 15000/- ez’ekyemisana

Abasawo baakwediima olwa 15000/- ez’ekyemisana

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Abasawo wansi w’ekibiina ekya Uganda Nurses and Midwives Union, kirangiridde ak’ediimo kebatuumye Slow-down strike mu lunyanyimbe, nga bagala gavumenti esooke ebawe ensako yaabwe eya 15, 000/- ezeky’emisana. Mu kdiimo kano bagambye nti essaawa bwezintukanga ezekyemisana, nga bava mu malwaliro omulundi gumu. Pulezidenti […]

Ekirwadde kya Bilharzia kyeyongedde

Ekirwadde kya Bilharzia kyeyongedde

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2019

No comments

Bya Shamim  Nateebwa Minisitule y’ebyobulamu ekakakasizza nga bwewaliwo okweyongera kw’ekirwadde kya Bilharzia naddala mu bantu abalinaanye enyanja, nga kivudde ku buligo obubafumbekeddemu. Okusinsinziira ku minisita webyobulamu Dr Jane Ruth Acheng, ekirwadde kino kittira ddala. Agambye nti wadde gavumenti eriko bingi byekoze okukirwanyisa okukimalwo, kikyaliwo. Ebirwadde […]

Omuntu afudde ekirwadde ky’omusujja ogwa crimean fever

Omuntu afudde ekirwadde ky’omusujja ogwa crimean fever

Ivan Ssenabulya

August 4th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omuntu omu akakasidwa okuba nga avudde mu bulamu bw’ensi eno na balala 49 bateredwa mu kasenge ak’enjawulo oluvanyuma lw’ekirwadde ky’omusujja ogwa Crimean-Congo Hemorrhagic Fever okubalukawo mu disitulikiti ye in Lyantonde. Okusinzira kwatwala eby’obulamu mu disitulikiti eno Dr Moses Nkanika, Vincent Bayinda abadde […]

Eddwaliro ly’eMasaka teririna kukyuma kyokya kasasiro

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Eddwaliro lye Masaka liri mu buzibu olwa kasasiro ava mu ddwaliro lino, oluvanyuma lwekyuma ekimwokya okufa. Akulira eddwaliro lino Edward Kabuye agambye nti kati bakozesa emiwalo 10 buli wiiki okugula amafuta okwokya kasasiro ono. Wabula alabudde nti waliwo nabaleeta kasasiro okuva ebweru […]

Okwekebeza hepatitis B kukyagenda mu maaso e Mengo

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Minisita wa Buganda avunanyizibwa ku byobulamu nebyenjigiriza Owek. Prosperous Nankindu Kavuma, akubirizza abantu b’omtanda okujumbira okwegemesa ekirwadde kyekibumba ekya Hepatitis B. Mu kiseera kino olusiisira lwebyobulamu lugenda mu maaso e Mengo nga lwategekedwa ekitongole kyobwakabaka  ekya kabaka foundation . Owek Nankindu agambye […]

Abatunda emmere bagenda kubakebera

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Ab’obuyinza mu town council ye Lyantonde balabudde abaddukanya zzi loogi, ebiriiro bye mmere nebifo ebisanayukirwamu, ku kukola anga tebalina zzi kabuyonjo. Atwala ebyobulamu mu town council eno Titus Gutoosi agambye nti banagi bakola, naye tebalina buyumba bukyamirwamu, ekitadde obulamu bwabantu mu kabi […]