Ebyobulamu

Minisitule tegenda kukomya kukebera abayingira n’okufuluma egwanga

Minisitule tegenda kukomya kukebera abayingira n’okufuluma egwanga

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2020

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ministule yebyobulamu egamba nti tegenda kuyimiriza okukebera abayingira nokufuluma egwanga, ekirwadde kya covid-19, waddenga waliwo abakisaba. Abekitongole kya East African Business Council bebakyasembyeyo okusaba bwebati, nga banenya enekola eyakasoobo ku nsalo e Malaba ne Busia nti yeviriddeko nebyamaguzi okukwamira ku nsalo ya […]

Leero lunnaku lwamutima

Leero lunnaku lwamutima

Ivan Ssenabulya

September 29th, 2020

No comments

Bya Musasi waffe Omuntu 1 ku buli bantu 4 abakulu mu Uganda, balina ebirwadde bya puleesa wabulanga 80%, tebamanyi nti balwadde. Ebibalo bino bibikuddwa minisita webyobulamu Dr. Jane Ruth Acheng, ngensi yegasse awamu okukuza olunnaku lwomutima World Heart Day. Kati ajjukizza abantu okufaayo ku bulamu […]

Gavumenti ewadde Redcross ambyulensi 10

Gavumenti ewadde Redcross ambyulensi 10

Ivan Ssenabulya

September 25th, 2020

No comments

  Bya Benjamin Jumbe Gavumenti eriko mmotoka kika kya Gafa-emulago 10 zewadde ekitongole ekiddukirize ekya Uganda Red cross. Bwabadde awaayo ambulance zino, omukolo ogubadde wano mu Kampala Ssabaminisita we gwanga Dr. Ruhakana Rugunda agambye nti zigenda kukozesebwa okwongera amaanyi mu mirimu, gyobuddukirize. Wano era ayongedde […]

Abantu 176 bakwatibwa corona, nómulala omu afudde

Abantu 176 bakwatibwa corona, nómulala omu afudde

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2020

No comments

Bya Prosy Kisakye, Minisitule evuanayizibwa ku byóbulamu erangiridde 176 okuba nga bakwatibwa ekirwadde kya covid-19, nómuntu omulala omu okuba nga afudde ekirwadde kino mu ggwanga. Kati omuwendo gwábakakwatibwa ekirwadde guli ku bantu 3288 ate abakakirira ewa senkaaba bali 33 Okusinzira kwákulira ebyóbujanjabi mu minisitule eno, […]

Eyabadde ataberezebwa e Masaka ssi mulwadde

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2020

No comments

Bya Shamim Nateebwa Sampozi ezajiddwa ku mulwadde we Masaka, eyabadde ateberezebwa okubeera nekirwadde kya COVID-19, olunnaku lwe ggulo kizuuse nti ssi mulwadde. Omusajja ono nga dereva wa mmotoka okuva kuno okugenda e Rwanda, yeyetutte mu ddwaliro nokutya nti yandiba omulwadde kubanga e Rwanda obulwadde buno […]

Omusujja gwenkaka guli Moyo ne Buliisa

Omusujja gwenkaka guli Moyo ne Buliisa

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2020

No comments

Bya Ndhaye Moses Ministry yebyobulamu ekakasizza okubalukawo kwekirwadde kyomusujja gwenkaka mu district ye Moyo ne Buliisa, ngabantu 3 bebakafa. Bwabadde ayogera ne banamwulire wani nabekitongole kyebyobulamu mu nsi yonna ku kitebbe kya ministry, minisita webyobulamu Jane Ruth Acheng agambye nti abantu 4 bebakakaksibwa okubeera enkirwadde […]

Kibuule asubizza okuzimba enzizi

Ivan Ssenabulya

January 21st, 2020

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minisita owamazzi nga ye mubaka wa Mukono North mu palamenti Ronald Kibuule laze obwetaavu okukuuma ensulo zamazzi eyo mu byalo. Agambye nti amazzi amayonjo kyetaago kyalutentezi, wabulanga enzizi ezimu zigenze zigwawo. Kibuule bino abayogeredde ku kyalo Namawojjolo West bwabadde aggulawo oluzi olwasimiddwa […]

Abe Mukono bayombera ddwaliro

Abe Mukono bayombera ddwaliro

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2020

No comments

Bya Prosy Kisakye Olukiiko olufuzi olwa municipali ye Mukono lulangiridde olutalo kasigu ku bannakigwanyizi abagala okutatatana omutindo gw’empereza ye ddwaliro lya Mukono Health Centre 4. Eddwaliro lino gyebuvudeko lyasumusibwa neidda ku mutendera gwa Hospital, wabulanga waliwo endoliito ddala ku ani etekeddwa okuliddukanya. Enkayana ziri wakati […]

Musome eby’okusirisa abalwadde

Musome eby’okusirisa abalwadde

Ivan Ssenabulya

December 18th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akulira ekitongole kya Uganda Allied Health Examinations Board Patrick Kibirango Mpiima asabye abasoma obusawo okwongera okwettanira okusoma, obusawo naddala abakyali abekekwa mu gwanga. Agambye nti mu basawo abebbula mulimu abasiriisa abalwadde nga bagenda okulongosebwa, abagaba eddagala nabakuba ebifanannyi, ngabakyasoma basaanye okutunula ennyo […]

Bannakyewa babanjizza yinsuwa yebyobulamu

Ivan Ssenabulya

November 26th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ebiina byobwankyewa bisabye gavumenti ne palamenti okwanguyaako okuyisa, ebbago erikwata ku yinsuwa yebyobulamu, gyebatuuma National Health Insurance Bill. Ebbago lino wetwogerera nga liri mu kakiiko ka palamenti akebyobulamu, ababaka bagenda mu maaso okulyekenneya, wabula banakyewa bagamba nti liruddewo nnyo. Bwabadde ayogera ne […]