Amawulire

Onyangu anyuse omupiira gwa tiimu ye gwanga

Onyangu anyuse omupiira gwa tiimu ye gwanga

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Kapiteeni wa tiimu y’egwanga the Uganda Cranes Denis Onyango anyuse omupiira ku tiimu y’egwanga. Onyango yawandikidde ekibiina ekitwala omuzanyo gw’okupiira mu gwanga ekya FUFA ngabategeeza ku kusalwo kwe. Kino wekijidde nga waliwo okusika omuguwa wakati wa pulezidenti wa FUFA Moses Magogo n’abasambi […]

Omubaka Ssewanya nate waakuvuganya kukya pulezidenti wa FUFA

Omubaka Ssewanya nate waakuvuganya kukya pulezidenti wa FUFA

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana yegasse mu lwokaano, ku kifo kya Pulezidenti wa FUFA, ekibiina ekiddukany omuzannyo gwomupiira mu gwanga. Ssewanyana akoze okulangirira kuno mu lukungana lwa banamawulire, lwatuzizza ku wofiisi ye e Makindye. Bino webijidde nga nabadde mu kifo kino, […]

Cranes yetegese

Cranes yetegese

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Tiimu ye gwanga the Uganda Cranes, eri mu mbeera nnungi era bawera okufuna obuwnaguzi mu mupiira gwa Malawi, eggulo lino. Kino kikakasiddwa omwogezi wa FUFA, ekibiina ekiddukanya omupiira mu gwanga, Ahmed Hussein. Uganda yetaaga maliri atenga Malawi erina okuwangula omupiira guno bwenaaba […]

Aba FUFA batanzizza Kasingye obukadde 2 n’ekitundu

Aba FUFA batanzizza Kasingye obukadde 2 n’ekitundu

Ivan Ssenabulya

March 4th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, FUFA okuyita mu kakiiko akakwasisa empisa basalidde ssentebbe wa tiimu ya Police FC Asan Kasingye engasi ya bukadde 2 nekitundu olwokumenya amateeka gomuzannyo. Kino kyadiridde Kasinye okuyita ku mitimbagano, nalumiriza ba difiri obwa kyekubiira ku mupiira […]

Jonathan McKinstry bamuwumuzza omwezi mulamba

Jonathan McKinstry bamuwumuzza omwezi mulamba

Ivan Ssenabulya

March 3rd, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, ekya FUFA bawumuzza omutendesi wa team ye gwanga the Cranes, Jonathan Mckinsyry okumala omwezi mulamba oluvanyuma lwobutakola bulungi mu mpaka zokusunsula abanazannya AFCON. Mu kiwandiiko ekivudde mu FUFA, bagamnbye nti McKinstry yalina emipiira ebiri gyeyali atkeddwa […]

Abakulembeze bayozayozezza Hippos

Abakulembeze bayozayozezza Hippos

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Omukulembeze w egwanga Yoweri K. Museveni ayozayozezza, tiimu yabaana battu aba Hippos olwobuwnaguzi bwebatuseeko bwebakubye Tunisia goolo 4-1, nebayitawo okwesogga finolo za African Cup of Nations, eyabali wansi w’emyaka 20. Museveni ayise ku Twitter nagamba nti kino kiwa Uganda essuubi, okuwangula ekikopo […]

Okugezesa ba difiri kuwedde

Okugezesa ba difiri kuwedde

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akakiiko akatwala ba difiri mu gwanga, wansi wekibiina ekiddukanya omupiira mu gwanga, balina essuubi nti omutindo gwaba difiri gugenda kulongooka. Olwaleero, FUFA ebadde nokugezesa ba difiri, ngeno abayise bagenda kuweebwa badge za FIFA eza 2021. Akulira akakiiko kaba difiri Ronnie Kalema, agambye […]

Abazannyi b’omupiira abasinga ebeeyi ku lukalu lwa Africa.

Abazannyi b’omupiira abasinga ebeeyi ku lukalu lwa Africa.

gnakawooya

October 9th, 2019

No comments

Abazannyi b’omupiira abalina ekitone okukira abalala bazenga bakyusa kiraabu okusobola okukola kunsimbi eziwera era mu myaka egiyise ekivirideko emiwendo kwebafunirwa nagyo okwekanama. Farouk Miya, y’omu ku bazannyi mu tiimu y’eggwanga asinga okuba ow’ebeeyi ng’ono yateeka omukono ku ngadano ne kiraabu ya Standard Liège ku 400,000 […]

FUFA eyanjudde omutendesi wa Cranes omugya

FUFA eyanjudde omutendesi wa Cranes omugya

Ivan Ssenabulya

September 30th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga ekya FUFA, kyanjudde Johnny McKinstry ngomutendesi wa tiimu ye gwanga omugya. Ono owemyaka 34 munansi we gwanga ly Northern Ireland, yazze mu bigere bya Sebastien Desabre eyayabulira tiimu ye gwanga. Abantu 3 bebasunsulwa era ababadde bavuganya, […]

Ogw’ebika e Kkobe n’embogo gwa Lwamukaaga

Ogw’ebika e Kkobe n’embogo gwa Lwamukaaga

Ivan Ssenabulya

August 29th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Minisitule yebyemizannyo mu bwakabaka bwa Buganda nga bali wamu nebiina ekidukanya omuzannyo gw’omupiira mu Uganda bafulumizza entekateka ezigenda okugobererwa mu mupiira gwebika, ogwakamalirizo. Ab’embogo bagenda kwambalagana nabe Kkobe omupiira ogugenda okubeera mu ssaza lye Buddu. Minisita webyemizannyo mu bwakabaka bwa Buganda Owek. […]