Amawulire

abe Makerere batikkiddwa

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Abayizi  ku ttendekero ye Makerere abatikiddwa olwaleero  basomozeddwa okufuba okulaba nga bateeka ettoffaali ku nkulakulana y’eggwanga. Obubaka buno bubaweereddwa ssenkulu w’ettendekero lino omujja  Dr Ezra Suruma bw’abadde akulembeddemu emikolo gy’amatikira ku kasozi k’abayivu e Makerere. Dr Suruma agamba  bano tebasanye kulinda balala kuletea nkulakulana mu […]

aba FDC bagaanye okukkiriza ebyavudde mu kunonyereza

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Ab’ekibiina kya FDC baganye okukkiriza ebyavudde mu kunonyereza ebyalaze nga pulezidenti Museveni bw’akyaleebya abamwesimbyeko ku bwapulezidenti n’ebitundu 71%. Okunonyereza kuno kwakoleddwa olupapula lwa New Vision nga era plezidenti Museveni addirirwa munna FDC Dr.Kizza Besigye n’ebitundu 19%,  John Patrick Amama Mbabazi mu kyokusatu n’ebitundu 6% sso […]

Ebyuma bizze

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda katuusizza   ebyuma 32000 bikali magezi ebigenda okweyambibibwa okwekenenya abalonzi ku lunaku lw’okusuula akalulu omwezi ogujja Ebyuuma bino byakukebera ebinkumu by’abuli omu nga era biraga ebikwata ku mulonzi na wa gyeyewandisiza era newalina  kulondera . Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda eng Badru Kigundu  agamba ebyuuma bino […]

Temutunda kalulu

Temutunda kalulu

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Abalondoola eby’okulonda mu ggwanga aba Citizens’ Coalition for Electoral Democracy balabudde bannayuganda okussa ekitiibwa mu kalulu kaabwe baleme kukatunda eri abesimbyewo ababagulirira. Avunanyiaibwa okutuuka mu bantu  Kasawuli Yasin n’ekibinja ekirala ebjiri eno bagisasanyizza babunyisa kawefube waabwe owa TOPOWA agendereddwamu okumanyisa bannayuganda ku bikwata ku kulonda […]

Nambooze aboola

Nambooze aboola

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Avuganya ku ky’obukiise bwa munisipaali ye Mukono Hajat Fatuma Ndisaba ayambalidde omubaka w’ekitundu kino Betty Nambooze olw’okusosola mu bakozesa emmotoka etambuza abalwadde gyeyawaayo. Ndibasa agamba badereeva b’emmotoka eno baagala okuyamba maamawe okugenda mu ddwaliro ekyamuziirako okufa. Wabula bino byonna Nambooze ebyegaana  era alumiriza Hajat Ndibassa […]

Malaaya abizadde

Malaaya abizadde

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Poliisi ye Kisoga mu district ye Mukono eriko omusajja gwetasizza okugajambulwa abatuuze ngono kigambibwa aguzze malaaya natamusasula ate nagezaako okumubbako akasawo omubadde ssente zze obukadde 2. Bino bibadde mu Musisi Pub akaffo akasanyukirwamu, malaaya bwakubye enduulu ngomusajja adduse nakasawo ke. Abantu bamukutte nebamukuba nokumwambula nayenga […]

Ssebaggala ajulidde

Ssebaggala ajulidde

Ali Mivule

January 18th, 2016

No comments

Eyali meeya wa kampala AL-Hajji Nasser Ssebagala ajulidde ensala ya kkooti ku musango gweyawaaba MTN okukozesa eddoboozi lye. Sebaggala agamba nti omulamuzi yakola ensobi bweyategeeza nti ebigambo MTN byeyakozesa bweyabyogerera mu lujjudde kale nga tebakola nsobi Ssebagala yali ayagala MTN emusasule obuwumbi munaana lwakukozesa doboozi […]

Ayiiridde mukazi we asidi

Ayiiridde mukazi we asidi

Ali Mivule

January 18th, 2016

No comments

Omusajja kalibutemu ayokezza mukyala we omwana ne mulirwana asidi bw’afunyemu obutakanya ne mukyala we olwo yye nabulawo. Emran Kaliisa ow’emyaka 30 nga musubuuzi w’omu kikuubo yayokyezza mukyala we Justine Nyamugisha atunda engatto mukatale ko owino omwana we Shamim Kemigisha ne mulirwana Zam Nalumansi nga bonna […]

Omuyaga gubagoyezza

Ali Mivule

January 18th, 2016

No comments

Omuyaga ogw’amaanyi gukubye amayumba ku mwalo e Mawaala ku Kizinga kye funve mu Gombolola ye Bubeke neguleka amayumba mangi nga gali ku ttaka. Omuyaga guno guguddewo emisana ga leero ate oluvanyuma enkuba ey’amaanyi n’etonya nga abantu bafiiriddwa ebintu byaabwe Okusinziira ku Ssentebe w’omwaalo guno Gerald […]

ABa SPC bakuwandiisibwa

Ali Mivule

January 18th, 2016

No comments

Poliisi evuddeyo n’enyonyola lwaki egenda kuwandiisa ba SPC emitwalo esatu mu kakaaga mu biseera by’okulonda Bano bagenda kwegatta ku baziyiza emisango abasoba mu mitwalo 11. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba nti aba SPC bakujjibwa mu bantu era batendekebwe mu ngeri y’okukuumamu emirembe. […]