Amawulire

Mukulembeze ggwanga- Amama Mbabazi

Mukulembeze ggwanga- Amama Mbabazi

Ali Mivule

February 15th, 2016

No comments

Ng’ebula saawa busawa kakuyege akomekerezebwe olunaku olw’enkya , yye munna-Go-forword JPAM asabye bannayuganda okukulembeza Uganda  nga bakuba akalulu ku lunaku olw’okuna Ono ategeezeza nti mu kaseera kano Uganda eri mukabiga ak’okusalawo okuva mu mbeera eyeby’obulamu ebyayononeka,eby’enjigiriza ebyava kumulamwa, oba okugenda mu Uganda eyegombesa. Ono okwogera […]

Ekitongole kyebyebigezo kya kunonyereza kubyakwatidwa

Ekitongole kyebyebigezo kya kunonyereza kubyakwatidwa

Ali Mivule

February 13th, 2016

No comments

Ekitongole kyebyebigezo mu gwanga  kyakuyita abaana ebigezo byabwe ebyakwatiddwa, abakulu bamasomero wamu nabasomesa okubaako byebaddamu ku bigamabibwa nti bakoppa ebigezo. Abalala abetagibwa eri akakiiko akanonyereza ku bigezo ebyakwatiddwa bebaakuuma ebigezo bino mu masomero. Omwogezi wekitongole kyebigezo Hamis Kaheru atutegezezza nti okunonyerza kutandise, nga buli Muntu […]

FDC y’esinag manifesto ennungi

FDC y’esinag manifesto ennungi

Ali Mivule

February 13th, 2016

No comments

Bannakyeewa bavuddeyo nebategeeza nti ab’ekibiina kya FDC beebasinga okubeera ne manifesto ennungi mu besimbyeewo bonna Bano baliko alipoota gyebafulumizza nga bagamba nti aba FDC bakoze ku nsonga 14 kw’ezo 25 zebassa mu manifesto gyebagamba nti yejja okutwala eggwanga mu maaso. Manifesto ya Dr Abed Bwanika […]

Mbabazi ayimirizza kampeyini

Mbabazi ayimirizza kampeyini

Ali Mivule

February 13th, 2016

No comments

Munna Go-Forward eyesimbyewo kububwe Amama Mbabazi olwaleero ayimirizaamu campaign zze asobole okwetaba mu kukubaganya ebiroozo okwokubiri. Mbabazi abadde asubirwa e Sembabule wabula nga kikasiddwa nti tagenda kugendayo. Okukubaganya ebirowoozo mu bagala obwa president kutegekeddwa abekibiina ekitaba enzikiriza ezenjawulo mu gwanga ekya Inter Religious Council wamu […]

Museveni wakwetaba mu kukubaganya ebirowoozo

Museveni wakwetaba mu kukubaganya ebirowoozo

Ali Mivule

February 13th, 2016

No comments

Tewakyaali kubuusabuusa pulezidenti Museveni wakubeera omu ku besimbyeewo omunaana abagenda okwetaba mu kukubaganya ebirowoozo. Museveni ogwasooka yepena okukubaganya ebirowoozo kuno ng’agamba nti ekigendererwa kye kutuuka ku bantu ba wansi kale nga yali tajja kufuna budde budda ku TV. Omu ku boogerera NRM Rogers Mulindwa agamba […]

Museveni tannaba kukakasa ku dibeeti

Museveni tannaba kukakasa ku dibeeti

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Dr. Shaka Ssali, Dr Joel Kibazo ne Dr. Suzie Muwanga beebagenda okukubiriza okukubaganya ebirowoozo okutegekeddwa eri abesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga. Shaka Ssali munnayuganda kyokka ng’akubiriza pulogulaamu ya Straight Talk Africa mu America. Dr Kibazo y’atwala ebyempuliziganya mu banka ya Africa eya Africa Development Bank ate […]

Okusunsula kutandise- bangi bandisubwa ebifo

Okusunsula kutandise- bangi bandisubwa ebifo

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Okusunsulamu  abayizi abagenda okuyingira S.5 kutandise leero, era nga abaana emitwalo 31 beebatunuulidwa. Agavaayo galaze nga obubonero obwe essalira busigadde bwebumu n’obw’omwaka oguwedde Amasomero nga Mbarara high school tegatwala bayizi bayita ku bubonero 21, Gayaza high school ekomye ku 12, Immaculate Heart  SS bakomye ku […]

Omuliro gukutte ekkolero ly’emmwaanyi

Omuliro gukutte ekkolero ly’emmwaanyi

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Omuliro gukutte ekkolero ly’emwaanyi ku kyaalo Kisaaba e Kayunga ebintu bya bukadde nebisanaawo. Ekkolero eriyidde ly’omu ku baggagga b’okukyalo Tonny Mugarura. Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti omuliro guno gukumiddwa omukazi omulalu asangiddwa emanju w’ekkolero lino Bano era bagamba nti ekkolero teryandiweddewo  naye tewabaddewo byuma birwanyisa muliro […]

Atunze ente atuyaanye

Atunze ente atuyaanye

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Omukyala etunze ente gyebamuwa wansi w’enkola y’okugaggawaza abantu asuze mu kaduukuulu Maria Namuli mutuuze mu kibuga kye Kalungu mu disitulikiti ye Kalungu. Namuli ategeezezza abakungu abalondoola abaafuna ente zino nti eyiye yagitunze kubanga abadde takyasobola kugirabirira. Kino kinyizizza abalondoola abakulembeddwamu Maj Wanji Katongole era nebalagira […]

Poliisi erabuddwa ku bululu

Poliisi erabuddwa ku bululu

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda kalabudde poliisi ku ky’okukwata ku bigenda okukozesebwa mu kulonda kwa nga 18 omwezi guno. Alondoola ebyokulonda mu bitundu bya Busoga, Apollo Musinguzi agamba nti okukwata ku bikozesebwa mu kulonda kireeta akavuyo n’okuttattana ekifananya ky’akakiiko akalondesa. Musinguzi agamba nti naddala obubokisi okuli obululu bubaako […]