Amawulire

Abe Wakiso batabuse ku kirwadde kya kalusu

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Oluvanyuma lw’okulangirira Quarantine mu bitundu bye Nηoma n’emiriraano, Katikamu ne Nakasongola bana Wakiso balabuddwa obutesiga nsolo yonna eretebwa mu kitundu okugyako nga tebasoose kugyekebejja. Ngayogera ku ntekateka ey’okulwanyisa ebirwade ebyalumbye ensolo mu bitundu bya Luweero, Nakaseke ne Kiboga, akulira ebyobulunzi, obulimi n’obutale […]

Bakansala batiisizza okujja obwesige mu meeya

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Meeya w Nakawa Ronald Balimwezo Nsubuga atiisizza okwanika ba kansala abamuiisatiisa okumugyamu obwesige ku nsonga ye z’agamba nti tategeera. Kino kiddiridde bakansala abamu nga bakulembeddwamu Ssagala Bayomba Kasim nga balumiriza meeya okukozesa obubi ofiisi ye n’okugya ensimbi mu batuuze. Ba kansala bano […]

Abasamize batabukidde ab’ebiwalaata

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

  Poliisi mu ggwanga lya  Mozambique erabudde abasajja abalina ebiwalaata nti ababayigga beyongedde. Kino kiddiridde abasajja 2 okusangibwa nga batemeddwako emitwe nga babagyemu ennimi n’ebitundu by’emibiri emirala. Mu ggwanga lino abasamize balimbalimba abantu nti bw’ofuna omutwe gw’alina ekiwalaata oba omaze okugaggawala kale abamu babikkiririzaamu.

Abatuuze bawanjagidde Kasingye

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

Bya Gertruce Mutyaba Owogezi wa Poliisi mu ggwanga AIGP Asan Kasingye asisinkanyemu abakulu ba poliisi mu district ye Masaka wamu n’abatuuze oluvannyuma lw’ensisinkano n’abasirikale abali mu district eno. Kasingye waakutalaaga district za greater Masaka omwenda mu sabbiiti eno nga alondoola enkola y’emirimu y’abasirikale. Bw’abadde ayogerako […]

owa yunivasite afudde

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Waliwo omuyizi ku yunivasite y’e Makerere azirikidde mu bibuuzo n’afa. Omugenzi ategerekese nga  Joanita Nakalembe nga abadde wamwaka gusooka nga era abadde asoma busomesa nga era y’afudde yakatuusibwa ku ddwaliro . Akulira eby’obukuumi ku yunivasite eno Jackson Muchunguzi agamba abaabadde bakuuma ebigezo […]

Abbye embaata alula

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Ssemaka abbye embaata  nawayiriza amayembe bamukubye mizibu . Isma Katamba owemyaka 22  nga mutuuze we Kafumu mu Mpigi town council era nga embaata  ya muliraanwa we Rajab Kiyimba ne bamukwata ng’agikwese mu nsiko. Kigambibwa nti embaata eno yagibbye kiro ewa Muliraanwa we […]

Abatuuze balumiriza ab’amagye okubagoba ku ttaka

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

  Bya Gertrude Mutyaba Abatuuze ku mwalo gw’eMumpu bawanjagidde gavumenti ebayambe ku b’amagye ababagoba ku ttaka. Bano babadde basisinkanyemu omubaka wa Parliament owa Bukoto East Florence Namayanja ne Sentebe wa district y’eMasaka Jude Mbabaali. Abatuuze balumirizza Pastor Kakande okuba mu lukwe luno olw’okubagoba ku kyalo nga akozesa ab’amagye […]

Brenda Nabukenya bamumezze

Ali Mivule

June 7th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Kkooti ejulirwamu akakasizza  munna NRM  Lillian Nakate ku kifo ky’omububaka omukyala owa disitulikiti ye Luweero. Abalamuzi 3 okuli amyuka ssabalamuzi w’eggwanga Steven Kavuma, Paul Mugamba ne  Alfonse Owiny- Dollo  basazizzaamu eky’omulamuzi wa kkooti enkulu David Batema eyasazaamu  Nakate ku nsonga z’okugulirira abalonzi […]

Obwakabaka buwakanyizza kkooti

Ali Mivule

June 6th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda buveddeyo nebwanukula ensalawo y’omulamuzi Patricia Basaza, bano bategezza nga bwebagenda okusayo ekiwandiiko  nga bawakanya ensalawo yomulamuzi  Patricia Basaza eyasazewo nti Kabaka aweyo empapula ezinyonyola ku taaka lya Mailo  eri omuwabi r Male kiwanuka mabirizi. Bw’abadde ayogerako eri  bannamawulire wali […]

Asse gw’akutte ne muwalawe naye bamukutte

Ali Mivule

June 6th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi ye  Kaliro ekutte abantu 2 abagambibwa okutta omuvubuka ow’emyaka 15 agambibwa okusobya ku muwala ow’emyaka 13. Abakwate ye  Alex Mukisa myaka 45 nga ye taata w’omuwala eyasobezeddwako wamu ne mutabaniwe Jackson Kasubi bonna nga batuuze ku kyalo  Sinda mu gombolola ye […]