Amawulire

Ebago lyeteeka ely’okugikwatako lyakudda mu palamenti ku lw’okuna.

Ivan Ssenabulya

October 2nd, 2017

No comments

Bya Ibrahim Manzil. Oluvanyuma lwa parliament okukiriza  omubaka we Igara West Rachael Magyezi okugenda awandiike ebago ly’eteeka ely’okugya ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga, tutegeezedwa nga ebago lino bweriwedde, era nga ligenda kusomebwa mu parliament omulundi ogusokera dala ku lwokuna lwa Sabiiti eno. Kinajukirwa nti […]

Buganda Erabudde kungeri Enngosereza mu Ssemateeka Gyezikwatiddwamu

Ivan Ssenabulya

September 29th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda bulabudde ku nsonga zokukola ennongosereza mu ssemateeka, nengeri gyezikwataiddwamu nti kino kireseewo obunkenke mu gwanga. Mu kiwandiiko ekifulumye eri bannamwulire, ekitereddwako omukono gwa Kamalabyonna wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiga ,obwakabaka bubadde bulaba nokolondoola buli ekibadde kigenda mu maaso […]

NRM Egamaba nti Kadaga Teyamenye Tteeka Lyonna

Ivan Ssenabulya

September 29th, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Ekibiina kya NRM kiwolerezza omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebecca Kadaga olwokukubiriza palamenti negenda mu maaso awatabadde, aboludda oluvuganya gavumenti. Olunnaku olwe ggulo palalmenti, yagenze mu maaso oluvanyuma lwabavuganya gavumenti okuzira, nga bawakanye ekya banaabwe abakangavvulwa. Bwabadde ayogerako naffe, ssabwandiisi wa  NRM, […]

Abayisiramu baagala ababaka ba palament beetonde

Ivan Ssenabulya

September 29th, 2017

No comments

By Ben Jumbe. Olukiiko olufuga obusiramu olwa Uganda Muslim Supreme Council lutabukidde ababaka ba Palament n’adala abaabade bawakanye eky’okukwata ku nyingo, nga abalanga kwambala ntalabuusi  kyoka nga n’abamu sibasiramu. Kinajukirwa nti oluvanyuma lwa sipiika okubagaana okwesiba obuwero obumyufu kumitwe, abamu basalawo okwambala entalabusi emyufu -ekinyiiziza […]

Abalonzi baakwekikirira mu palament .

Ivan Ssenabulya

September 29th, 2017

No comments

By Ben Jumbe. Ebibiina by’obwanakyeewa  bisabye banna- uganda abakikirirwa ababaka 24 abaagobedwa mu palament obutasirika busirisi nga edoboozi lyabwe lizibikiddwa. Crispy Kaheru nga ono y’emukwanaganya w’ekibiina ekya citizen Coalition for electoral Democracy agamba nti ababaka bano baasibiddwa ko n’okukubwa agakonde nga ensonga yakutuusa doboozi ly’abantu […]

Aba NRM Basiimye Kadaga

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2017

No comments

Bya Moses Kyeyune Ababaka aba NRM, ekibiina ekigufa era ekira omuwendo mu palamenti basiimye omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebecca Kadaga olwokukiriza ekiteeso kyomubaka wa Igara West Raphael Magyezi nekisomebwa. Ababaka bamutenderezza, nga bamwiogeddeko ngomukyala naggwano, kubanga ensonga yazikutte ngeri ya kisajja kikulu. Kati ekiteeso […]

Bannamawulire Bagenda Kuwawabira Akakiiko Kebyempuliziganya

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ekibiina ekrera eddembe lyabanawmulire ekya Human Rights Network for Journalists Uganda, kirangirirdde nga bwekigenda mu kooti, okuwawabira akakiiko akebyempuliziganya aka Uganda Communications Commission  olwokulemesa, emikutu gyamwulire okuwereza buterevu ebyabadde bigenda mu maaso ku palamenti. UCC olunnaku lwe ggulo, yafulimizza ekiwandiiko nga bagamba […]

Wofiisi za NRM e Mubende Zigaddwa nga Babanjibwa Obupangisa

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2017

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Wofiisi yekibiina kya NRM e Mubende egaddwa lwakulemererwa kusasula nsimbi ezobupangisa kati okumala omwaka mulamba nekitundu. Ssentebe  wa NRM e Mubende, Joseph Kakooza nga ye mubaka we Buweekula akakasizza nga wofiis eno bweyagaddwa nga babanjibwa ensimbi ezisoba mu bukadde 3 zebatalina mukiseera […]

Kaihura Agamba nti Ababaka Babadde Bagala Kwokya Palamenti

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ssabapoliisi we gwanga Gen. Kale Kayihura anderezza obukugu, agamba abasirikale ba police bwebayolesezza okufuluimya ababaka okuva mu palamenti, olunnaku lwe ggulo. Bwabadde ayogera ne banamwulire e Kasenyi olwaleero, Kaihura agambye nti tewali kwetonda kugenda kukolebwa olwebyo ebyabaddewo, abasing byebavumiridde, nokukyogerako nti kwabadde […]

Abavuganya govumenti bazize palamenti.

Ivan Ssenabulya

September 28th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses. Ababaka ba parliament abavuganya gavument, kko nabatawagira ky’akukyujja  komo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga basazeewo okuzira palamenti Bano nga bakulembedwamu akulira oludda oluvuganya gavumenti Winnie Kiiza bagamba nti kino bakikoze lw’akwagala kwegata kubanaabwe 24  sipiika beyagobye mu palament olunaku lwajjo. Ono agamba […]