Amawulire

Bamubbyeko emitwalo 2 nebamusalako amattu

Ivan Ssenabulya

November 29th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abaziggu abatanaba kutegerekekka balumbye omusajja abadde ava okukola nebamusalako amattu nebamunyaggako ensimbi ze emitwalo 2. Patrick Hahebwa omutuuze we Matugga ali mu dwaliro ekkulu e Mulago anyiga biwundu nokwerarikirira obanga anasigala awuliira oluvanyuma lwabazigu abamukbye nebamukekejjulako namattu. Ono ategezezza nti akola gwakwettika […]

Essigga eddamuzi likungubagidde omulamuzi Kikonyogo

Ivan Ssenabulya

November 29th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Ssabalamuzi we gwanga Bart Katureebe akungubagidde omulamuzi, omugenzi Leticia Mukasa Kikonyogo, ngategezeza nti kya nnaku kubanga afudde tanafuna kasiimo ke, olwemyaka 39 gyeyamala ngawereza ekitongole ekiramuzi. Omugenzi mukama yamujjulula okuva mu bulamu bwensi ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde oluvanyuma lwokugwirwa ekimbe ekyomuima […]

Gen Mugisha Muntu akakasizza nga bwatagenda kudduka mu FDC.

Ivan Ssenabulya

November 29th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.     Agava mu kibiina kya  FDC agavayo galaga nga abadde President w’ekibiina kya FDC Gen Mugisha Muntu bwakakasizza nga bwatagenda kuseguka okuva mu kibiina kya FDC nga abamu bwebabade balowooza. Gen Muntu agamba nti okusinziira kubyava mukulonda kuno okwakagwa munne Patrick […]

Loodi meeya ne Musisi bakontanidde mu kakiiko ka palamenti

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Akakiiko ka palamenti akensonga zobwa presidenti kanenyezza nnyo abakulu mu kitongole kya KCCA, olwobukambwe bwabakwasisa amateeka. Kino wabula bakitadde ku kwerumaruma wakati wakulira emirimu egyekikugu Jennifer Musisi ne Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago. Ababiri bano olwaleero balabiseeko mu kakaiiko kano, akakubirizbwa […]

Palamenti etandise okunonyereza ku Bbanka enkulu

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Akakiiko ka palamenti akuvunayizbwa ku kulondoola ebitongole bya gavumenti nebyobugagga ebigwa mu kkowa eryo, katandise okunonyereza ku Bank ya Uganda enkulu. Akakiiko akakubirizibwa omubaka we Bugweri, Abdul Katuntu kasisinkanye abakulu okuva mu Banka enkulu, ababdde bakulembeddwamu Governor, Prof Emmanuel Mutebile. Okusinziira ku […]

Aboludda oluvuganya bazize olutuula lwa palamenti

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Ababaka ba palamenti aboludda oluvuganya gavumenti, bazize olutuula lwa palamenti olwolwaleero, ngababaka bakava mu luwummula, nga balumiriza omumyuka womukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Jacob Oulanyah, nti tafuddeeyo ku bweralikirivu bwabwe bwebamwanjulidde. Okusinziira ku Nampala wababaka abavuganya gavumenti, nga ye ubaka wa munispaalie […]

Odinga agenda kwerayiza

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Owo’mukago gwa National Super Alliance, abavuganya gavumenti Raila Odinga alangiridde entekateeka okwerayiza ngomukulembeze we gwanga wabantu. Odinga ategezezza nti aganeda kulayira okutuula mu wofiisi nga 12th December 12, nganokoddeyo akawayiro 1 aka ssemateeka we gwanga, akagamba nti obuyinza buli mu bantu. Okusinziira […]

Omusujja gw’ensiri gukyali mungi mu uganda.

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa.   Tutegeezedwa nga Uganda bweri mu kifo ekyokuna  mu mawanga agasingamu omusujja gw’ensiri. Bwabadde atongoza omukago wakati wa Rotary  ne ministry y’ebyobulamu  nga guno gwakubunyisa obutimba bwansiri mu Kampala ne Wakiso, akulira entekateka y’okulwanyisa omusujja gw’ensiri mu ministry  eno Dr Jimmy Opio […]

President wa kenya n’omumyukawe balayidde.

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba Omukulembeze we gwanga lya Kenya Uhuru Kenyatta akubye ebirayiro ng’omukulembeze we gwanga n’omumyuka we William Ruto nga  bano kakano bafuuse abakulembeze abajuvu. Mu kwogerako eri egwanga President Uhuru Kenyatta atandise na kusiima mukama akuumye egwanga lino mukadde ak’okulonda okubadde okuwanvu. Kenyatta agambye […]

Ekifo kye Ruhama kyakujuzibwa mu january.

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Oyo ye Muganzi  William Beijukye Zinkuratiire Akakiiko akakola ku by’okulonda katadewo olwa nga 11 January nga olunaku lwekagenda okutegekerako okulonda okw’okudibwa mu  kitundu kye Ruhama  mu district ye Ntugamo. Kinajukirwa nti ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lw’okufa kw’omubaka William Beijukye […]