Amawulire

Govumenti yakwewola abasawo mu Cuba ne China.

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya Emmanuel Ayinebyona.     Government etegeezeza nga bwerina entekateeka ey’okubaako abasawo  bereeta okuva mu mawanga nga China ne Cuba abasoba mu 200 bajanjabe banna-uganda. Mukaseera kano tutegeezeddwa nti government etadewo akakiiko ak’enjawulo  nga akulirwa ,minister w’ebyobulamu Dr Jane Achieng okukola ku  nsonga eno  mubanga […]

Muntu asomozza ne Amuriat nasubizza

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Presidenti wekibiina kya FDC omugya Patric Amuriat  Oboi asubizza nga bwagenda okunyweza ekibiina kya FDC bumu. Ategezeza nti alina enteakteka ezokutabaganya bana-kibiina abekutuddemu mu kaseera kano, nga waliwo nabatali bamativu olwebyo ebyava mu kulonda. Bino byebimu ku bibadde ebigambo bye, bwabadde yakalayira, […]

Amuriat alayidde olwaleero

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Dmalie Mukhaye Presidenti wekibiina kya FDC omugya Patrick Amuriat Oboi akubye ebirayiro byue olwaleero mu butongole. Amuriat alayidde wamu nabakulembeze bekibiina abagya abalondeddwa, omukulo ogukulembeddwamu munnamateeka Ladislous Rwakafuuzi ku kitebbe kyekibiina e Najanankumbi. Guno gwemulundi ogwokubiri, ono okulayira oluvanyuma lwokusazaamu ekirayiro kyeyasooka okukuba nga […]

Omuvuba asse kitaawe lwa ttaka

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Malikh Fahad Entiisa ebutikidde abatuuze mu ggombolola ye Kiseeka mu district ye Lwengo, omuvubuka owemyaka 18 bwakidde kitaawe namutta. Omugenzi ye Peter Katongole owemyaka 43, ngabadde mutuuze we Kyasonko mu gombolola yeemu. Omuvubuka ono poliisi emumenye nga John Ssemujju, nga bakaksizza nti  abali mu […]

Emikolo gyo’kulayiza Amuriat gitandise

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Emikolo  egyokulayiza presidenti wekibiina kya FDC omugya Patrick Amuriat gitandise wali ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi. Abangenyi abayite nabawagizi bekibiina batandiose dda okweyiwa ku wofiisi zekibiina, okubaawo ngabasaale ku mukolo guno. Amuriat yalondebwa nga president wekibiina omugya ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde, […]

Ba nakyewa bagamba nti eddagala lya ssiriimu terimala

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Moses Ndaye Nga Uganda yegatta ku nsi yonna okukuza olunnaku lwa ssiriimu olwaleero, ministry yebyobulamu ekakasizza okwongera okubunyisa eddagala eriweweeza ku kawuka ka mukenenya okwetoola egwanga. Abalwadde bakawuka mukibiina kyobwanakyewa Uganda Cares bino webijidde nga balajana olwe ddagala eriweweeza ku kawuka lyebagamba nti lyafuuka […]

Abasajja ebyokulwanyisa ssiriimu babyesambye

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abatakabanira ebyobulamu bakubye omulanga bingi ebikyetagisa okukola, okusikiriza abasajja okwetaba mu lutalo olwokulwanyisa akawuka ka mukenenya. Okusinziira ku kunonyereza okugya okwakoleddwa abekibiina, Rakai Health Science Program abalwadde bakawuka abakyala abali ku ddagala bakola 72% nga bali waggulu wabasajja abali ku 61% mu […]

Olwaleero lunnaku lwa ssiriimu

Ivan Ssenabulya

December 1st, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Olwaleero 1st December, olunnaku olukuzibwako okwejjukanya ku kawuka ka mukenenya. Olunnaku luno lwabangibwawo ekibiina kyamawanga amagatte mu mwaka gwa 1988, okumanyisanga abantu ku kabi akali mu ssiriimu nokujjukira abanagi abaluguzeemu obulamu. Ebibalo okuva mu kitongole kyebyobulamu mu nsi yonna ekya World Health […]

Palamenti ekungubagidde omulamuzi Kikonyogo

Ivan Ssenabulya

November 30th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Palamenti ekungubagidde eyali amyuka ssbalamuzi we gwanga, omugenzi Leticia Mukasa Kikonyogo eyafa wiiki ewedde. Mu lutuula olwenjawulo akakwungeezi ka leero, omumyuka wa speaker Jacob Oualanyah ayogedde ku mugenzi Kikonyogo ngomulamuzi abadde alafubanira enfuga eyamateeka, obukulembeze obulungi nokwetengerera kwe ssiga eddamuzi. Ekiteeso ekyokusiima […]

E Mukono gwebasanze nga’bba amatooke bamusse

Ivan Ssenabulya

November 30th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze bomu Kiwala e Lwanyonyi mu ggombolola ye Nama mu district ye Mukono, bakidde omusajja gwebasanze ngabba amatooke nebamukuba okutuuka okumutta. Omugenzi ngatemera mu myaka 28, nga musubuzi wamatooke, asangiddwa nga ayunja amatooke mu lusuku lwomutuuze, obudde bwebubadde busasaana. Omuddumizi wa poliisi […]