Amawulire

Betty Kamya ayise olukiiko kubye ttaka lye Kyambogo

Betty Kamya ayise olukiiko kubye ttaka lye Kyambogo

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Minisita webye ttaka Betty Kamya, amakya gano agenda kusisinkana ebitongole 3 ebikayanira ettaka lye Kyambogo. Kyambogo University, obwakabaka bwa Buganda nakakiiko akebye ttaka aka Kampala District Land Board, bonna bakayanira ettaka eriri mu yiika 400, nga bagamba nti balirinako obwannanyini. Daily Monitor […]

Abasibe 7 mukomera e Busesa bazuuliddwamu ekirwadde kya Covid-19

Abasibe 7 mukomera e Busesa bazuuliddwamu ekirwadde kya Covid-19

Ivan Ssenabulya

February 24th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Abasibe 7 okuva mu komera Busesa eriri mu disitulikiti ye Bugweri bazuuliddwamu ekirwadde kya ssenyiga omukambwe. Akulira akakiiko ka disitulikiti eno akalwanyisa ekirwadde kino Richard Gulume agambye nti abalwadde bonna bayawuddwa dda era balikubujanjabi. Gulume era nga ye mubaka wa gavt mu […]

Yafeesi ya IGG eyongedde okukola ogwayo ku Balyake

Yafeesi ya IGG eyongedde okukola ogwayo ku Balyake

Ivan Ssenabulya

February 24th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Yaffeesi ya kaliisoliiso wa gavumenti egamba nti erina wetuuse mu lutalo olwokulwanyisa obuli bwenguzi mu ggwanga. Bano mu mwaka gwe byensimbi gwetukomekereza bakakola ku emisango 1170. Bino byogeddwa omumyuka wa kaliisoliiso wa gavumenti, George Bamugemereire bwabaadde ayogerera mu lwebategese okubanyonyola byebatuuseko nókunyweza […]

Bobi bamwongedde obudde okutekayo okusaba okujjayo omusango

Bobi bamwongedde obudde okutekayo okusaba okujjayo omusango

Ivan Ssenabulya

February 24th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah ne Ivan Ssenabulya Kooti ensukulumu eyongezaayo okusaba okujjayo omudsango gwa Robert Kyagulanyi Ssentamu, gweyali yawaaba ngawakanya okulondebwa kwa Yoweri Museveni, emisanja ekyomukaaga. Amakya ga leero Kyagulanyi okuyita mu bannamateeka be, abakulembeddwamu Medard Lubega Segona bataddeyo okusaaba bajeyo omusango. Kati kooti eyongezaayo omusango […]

Omwana owemyaka 4 afudde mungeri eyebyewuunyo

Omwana owemyaka 4 afudde mungeri eyebyewuunyo

Ivan Ssenabulya

February 24th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwoga Poliisi mu distulikiti ye Zombo etandise okunonyereza, kungeri omwana owemyaka 4 gyeatiddwamu. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya West Nile, Josephine Angucia agambye nti omugenzi ye Lajua Afoyorwoth, ngabadde muwala wa Shamim Ozele owemyaka 30 omutuuze ku kyalo Awangkwa mu tawuni kanso ye […]

America erabudde Okukaliga Uganda

America erabudde Okukaliga Uganda

Ivan Ssenabulya

February 24th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Egwanga lya America, lilabudde okukaliga Uganda, naddala ku bakungu ssekinoomu abavunayizbwa ku bikolwa ebityoboola eddembe lyobuntu nebiralala ebirumira, ebyetobeka mu kulonda kwa bonna okuwedde. Omwogezi wkeitongole ekikola ku nsonga ze gwanga lino namawanga amalala, Ned Price agambye nti okulonda kwanga 14 January […]

Agambibwa okutta mukazi we olw’obwenzi bamukutte

Agambibwa okutta mukazi we olw’obwenzi bamukutte

Ivan Ssenabulya

February 24th, 2021

No comments

Bya Malikh Fahad Poliisi mu distulikiti ye Sembabule eriko omusajja gwekutte, ng kigambibw nti yasse mukazi we ngamulanga obwenzi. Omukwate ye Barugira Yampindi nga mutuuze ku kyalo Kyamabogo mu gombolola ye Kawanda e Sembabule. Ono abadde aliira ku nsiko okumala wiiki namba, nga kigambibwa nti yadduka […]

Ebbago eryókuzaawo ebisanja pulezidenti byafuga lilinye enkandago

Ebbago eryókuzaawo ebisanja pulezidenti byafuga lilinye enkandago

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Omukubiriza wólukiiko lweggwanga olukulu Rebecca Kadaga ayongezayo okukubaganya ebirowoozo ku bbago lye tteeka erirubirira okukola ennongosereza mu ssemateeka erya Constitutional Amendment Bill 2020, okutuusa olunaku lwenkya. Kino kidiridde palamenti okubugumirira ababaka bwebabadde bateesa ku bbago lino eryaleetebwa omubaka wa Ndorwa East, Wilfred […]

Omusajja e Mpigi asse Muganziwe mu bukambwe

Omusajja e Mpigi asse Muganziwe mu bukambwe

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2021

No comments

Bya Mbogo Sadat, Ekikangabwa kigudde mu town y’e Mpigi omukuumi wa yafeesi z’ekitongole kya Umeme bw’atemyetemye muganziwe n’amutta. Jacob Kule, 28 omukuumi ne kampuni eya Ultimate Security Limited y’atemyetemye Sharon Amollo, 24 ng’ono kigambibwa yavudde mu district y’e Oyam ku kyalo Odyeyo okujja okulaba ku […]

Bannyini masomero ga Nasale bekubidde enduulu ewa Sipiika

Bannyini masomero ga Nasale bekubidde enduulu ewa Sipiika

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye ne Ivan Ssenabulya, Ekibiina omwegatira abasomesa abaana abato ki Early Childhood Development Association kidukidde ewa sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga nga bemulugunya kukya gavt okuggala amasomero ga nasale. Pulezidenti wekibiina kino, Manuela Mulondo, agambye nti okunonyereza kulaga nti akawuka ka corona tekatambuliranyo […]