Amawulire

Omusango gw’ababaka abaagobwa mu palamenti gugobeddwa.

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti enkulu egobye omusango gw’ababaka omukaga gw’ebatwalayo nga bawakanya ekya Sipiika okubagoba mu parliament mungeri gyebagamba nti yali emenya amateeka. Bano okuli Allan Ssewanyana, Mubarack Munyaggwa, Gerald karuhanga, ssemujju Nganda, Jonathan Oduru ne Anthony Akol sipiika yabalanga kumuyisamu maaso palamenti bweyali eteesa […]

Makerere yakwetegereza Alipoota ku mivuyo gya universty eno.

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2018

No comments

Bya Dmalie Mukhaye. Oluvanyuma lw’akakiiko akanonyereza ku mivuyo gye Makerere okufulumya alipota yaako nga eraga nga bwewaaliwo okubba ensimbi okuyitiridde mu tendekero lino, ye amyuka akulira etendekero lino Prof Barnabas Nawangwe  ategeezeza nga bwebatadewo akakiiko ak’enjawulo okwetegereza alipoota eno. Ono agamba nti president bweyamala okufuna […]

Mulago etubidde nabalwadde abatalina bibogerako

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

Bya Shamim Ntaeebwa Eddwaliro ekkulu erye Mulago liubidde nabalwadde 34, abataliiko bibogerako nga baletebwa poliisi mu biseera bye nnaku enkyulu. Omwogezi we ddwaliro Enock Kusasira agamba nti abasing baletebwa ku myakya ga 1st nga 11 bakyala. Bano kati baliwo ku buyambi bwabazira kisa, okufuna akokulya.

Omutuuze attidwa e Mubende.

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

By Magambe sabiiti. Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lusalira mu gombolola ye Kibalinga e Mubende bwebazudde omulambo gwa mutuuze munabwe eyabula nga gusulidwa mu kidiba kya mazzi. Abatuuze bategezezza nga Akolimaana Jatodiya owe myaka 30 bweyabula nga 31 / Dec omwaka oguwedde nga ono yali […]

Gen Kayihura agumizza eb’e Lwengo ne Bukomansimbi.

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Ssabapolisi wa Uganda Gen Kale Kayihura ategeezeza  nga Police bwegenda  okujjayo n’agomubuto eyigge abatemu nate abazeemu okutemula abantu  mu maserengeta ga Uganda. Mukaseera kano abantu 5 bebakattibwa , kko n’okulumya abalala 12 nga  omu kubattidwa muserikale ey’awumula Ebyalo ebyalumbiddwa kuliko Kiryasaaka  ekisangibwa  […]

Ebibiina byobwanakyewa bivumiridde Etteeka lye myaka

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Oluvanyuma lwomukulembeze we gwanga okuteeka omukono ku tteeka eribadde mu bubage, eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze, ebibiiba byobwanakyewa byogedde. Olwaleero kikakasiddwa nti Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni nga 27 December yateeka omukono ku teeka lino. Bwabadde ayogerako ne KFM, omukwanaganya wemirimu […]

Bann-diini temukoowa kuwabula banabyabufuzi

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Siriman Kasule Ndirangwa   akubiriza  banaddini  obutagwamu manyi mu kuwabula  bannabyabufuzi abalabika nga bava ku mulamwa. Sheik Ndiragwa agamba nti mulimu gwa banaddini okuwabula abantu naddala ku nsonga zebyobufuzi kubanga Uganda ekwatta ku bantu bonna, kavuna ebiba bisaribwawo […]

Omuliro gusse abaana bana e Buwenge.

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. E Jinja agavaayo galaga nga abaana 4 bwebafudde nga kino kidiridde omuliro okukwata enyumba mwebasula wano e Buwenge bonna nebasirikka. Abaana abafudde bamukyala Amina Nampina omutuuze ku kyalo kino, wabula nga naye agamba ekyavirideko omuliro  tanakimanya kuba enyumba tebadeemu masanyaraze. Abatuuze bagamba […]

Ebago ku myaka gy’omukulembeze we gwanga kati teeka.

Ivan Ssenabulya

January 2nd, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Kyadaaki omukulembeze we gwanga YKM tutegeezedwa nga bweyamaze edda okuteeka omukono kubago ly’eteeka ely’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga , kale wetwogerera lino teeka erijuvu. Twogedeko n’omwogezi wa palamenti  omukulu Cris Obore n’agamba nti president ebago lino yalisaako omukono nga 27 […]

Abanadiini bakyomedde gavumenti.

Ivan Ssenabulya

January 1st, 2018

No comments

Bya Kyeyune moses, Damali Mukhaye ne Getrude Mutyaba. Abanadiini eb’enjawulo batabukidde abakulembeze mu uganda nga bagamba nti bano bagenda kusuula egwanga mu katyabaga. Wano mu Kampala, ssabalabirizi we kanisa ya Uganda His grace Stanley Ntagali  kalaatidde banabyabufuzi okufuba okwegobako omuze gw’okulya enguzi, 2018 abeere mutangaabvu […]