Amawulire

Eyasobya ku mwana akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

January 5th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Omusajja  ow’emyaka 30 awereddwa ekibonerezo kyakwebaka  mu kkomera e Luzira okumala emyaka 7 lwakwegadanga na mwana  muto ng’akimanyi bulungi nti alina akawuka akaleeta mukenenya. Kakooza Bosco asimbiddwa mu kkooti enkulu mu maaso g’omulamuzi Kazibwe Moses amuwadde ekibonerezo oluvanyuma lwa ye kenyini okukiriza […]

kenya erabudwa kyo kyokuwera emotoka ezitambula ekiro.

Ivan Ssenabulya

January 5th, 2018

No comments

Bya samuel sebuliba. Abakugu mu by’entambula balabudde government ya Kenya obutapapa kugaana motoka kutambula mubudde bw’akiro, wabula bafube kusomesa abagoba b’amotoka kubutya bwebayinza okwewala obubenje. Kinajkirwa nti oluvanyuma lw’akabenje akaagwawo mu gwanga lino nekatta abantu 36, akakiiko akakola ku by’entambula aka National Transport and Safety […]

E Lira abatuuze basse abantu bana- babalanze bunyazi.

Ivan Ssenabulya

January 5th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Mu district ye Lira Police etandiise okunonyereza ku ngeri abatuuze gyebaseemu abasajja bana ku kyalo Kichope  mu  divison ye Onjwina  nga bano babalanze kubeera banyazi. Twogedeko n’ayogerera police ya East Kyoga David Ongom, n’agamba nti bano battidwa mu kiro ekikeeseza olw’aleero. Eno […]

Museveni ayise olukiiko nabe Ruhaama

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ssentebbe wekibiina kya National Resistance Movement era omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni ayaise bukubirire abakulembeze bekibiina mu ssza lye Ruhaama mu maka ge e Rwakitura, mu district ye Kiruhura. Ensisinkano eno eyitiddwa, wakati mu kwetegekera okulonda okwokuddibwamu okujjuza ekiffo kyomubaka wekitundu […]

Abomu Kirangira e Mukono Bagaanye Okubasenda

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze bomu Kirangira mu ggombolola ye Nama e Mukono, batanudde okwegugunga nga bawakanya ekiragiro kya kooti okubagobaganya ku ttaka nemu mayumba gaabwe. Abatuuze  bazibye enguudo, nebazitekamu emisanvu okubadde nokuzikumamu omuliro, nga batangira ba wanyondo ba kooti abatumiddwa okubasindikiriza. Etaka lino liliko abantu […]

E Makerere abakulembeze b’abayizi bakubye ebituli mu Alipoota

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. E  Makerere abakulembeze b’abayizi bawakanyizza eby’alabikidde mu alipoota y’akakiiko akaanonyereza ku mivuyo gye Makerere, nga eno yalagidde nti abayizi abatakola masomo ga sayansi batwalibwe mu matendekero amalala. Eno alipoota yalaze nti abaana abasoma amasomo nga ebyobusuzi batwalibwe  wano  ku MUBS  e Nakawa, […]

Pulezident atabukidde ekitongole ekiramuzi.

Ivan Ssenabulya

January 4th, 2018

No comments

Bya Malik Fahad. Omukulembeze we gwanga atabukidde ekitongole ekiramuzi, nga agamba nti ky’ekiyimbula abazzi b’emisango, okukakana nga bazeemu okukola obulabe eri banna- uganda. Museveni okwogera bino abadde  ku kyalo Kisojjo mu gombolola ye  Kibinge  wano e Bukomansimbi nga eno abadde egenzeeyo kuwayaamu n’abantu abaagwiriddwa ekikangabwa […]

KACITA evumiridde ekya kenya okuwera emotoka ezitambula ekiro.

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Abasubuzi b’omu kampala wansi w’ekibiina kyabwe ekibataba  ekya KACITA kyenyamidde olwa Kenya okugaana emotooka ezisabazza abantu okutambula mukiro, nga bagamba nti kino kyakukosa abasubuzi ba uganda abasula mu gwanga lino. Ssentebbe wa KACITA Everest Kayondo  agamba nti kino kyakukoosa abasubuuzi, kubanga olugendo […]

Abatigomya abantu e Iganga bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E Iganda Police ekutte abantu 30 nga bano bateberezebwa okwetaba mu bumenyi bw’amateeka  mu bikujuko ebyamalako omwaka guno . Twogedeko n’ayogerera police James Mubi  nagamba nti abaakwatibwa baali benyigidde mukubba amasimu, okunyakula obusawo bwabakyala kko nebirara Ono agamba nti mukaseera kano abakwate […]

Kayihura atabukidde abakulira polisi ye Bukomansimbi ne Lwengo.

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba.   Ssaabaduumizi wa poliisi ye ggwanga Gen Kale Kayihura alagidde aduumira poliisi ya Bukomansimbi n’abasirikale be okukola sitetimenti ku butya abantu baatemuddwa nga kubbo mpaawo ategedde. Ono okwogera bino  asinzidde mu kuziika omusirikale wa poliisi eyawummula Denis Ssebugwawo Lumala eyattiddwa ku Monday […]