Amawulire

Eyali minista webyobulamu afudde

Ivan Ssenabulya

January 8th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Kikakasiddwa nti eyaliko minister w’ebyobulamu Dr James Makumbi afudde. Makumbi yaliko omubaka we ssaza lye Baale, ngafiride mu maka ge Kayunga. Aboluganda bwetwogedeko nabo bagamba nti Dr Makumbi abade yagenda mu maka ge age Kayunga  okuwumulako, wabula adusiddwa mu dwaliro kipayoppayo ngembeera […]

Aba FDC batandiise okuboola ababaka.

Ivan Ssenabulya

January 8th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye . Tutegeezeddwa nga banna  FDC  bwebatandise kaweefube ow’okukunga banna- uganda baboole ababaka bonna abawagira eky’okujja ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga. Bwabade ayogerako ne banamawulire wali kukitebe kya FDC e Najjanakumbi,President wa FDC  Patrick Amuriat agambye nti bagenda kusomesa banna- uganda bakimenye […]

Omuvubuka eyeeyita Brian white ayimbuddwa okuva e Luzira.

Ivan Ssenabulya

January 8th, 2018

No comments

Bya Ritah Andreh. Agava mu kooti galaga nga  omuvubuka aludde nga yeeyita omugaga w’omukampala nga ono ye Brian Kirumira eyeeyita Bryn White kyadaaki bwawereddwa okweyimirirwa, nga ono emisango egimutawanya gyakugezaako okutta  omuntu Omuvubuka ono yasindikibwa e Luzira mu December 21st 2017 , kubigambibwa nti  yakuba  […]

Raila Odinga wakwelayiza nga pulezidenti.

Ivan Ssenabulya

January 8th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Mu kenya  agavaayo galaga nga omukulembeze w’omukago gwa NASA Raila Odinga kko n’omumyukawe Kalonzo  bwebakaksizza nga bwebagenda okwelayiza nga January 30 bakole kyebayise people’s government. Bano bagamba nti olunaku bamaze okulusalawo, era nga tebagenda kubaako kyebakyusa. Ggyebuvudeko omukulu Odinga yategeezeza nti okwelayiza […]

Okusabira Nkoyoyo kugenda mu maaso e Mukono.

Ivan Ssenabulya

January 8th, 2018

No comments

Bya Ivan ssenabulya. Wetwogerera nga okusabira omwoyo gw’omugenzi eyaliko ssabalabirizi w’e  kanisa ya uganda Kitaffe mu katonda Livingston Mpalanyi Nkoyoyo kugenda mu maaso mu kanisa ya St Philips and -Andrews Cathedral e Mukono ewali okusaba okw’okukungubaga. Tutegeezeddwa nti e kanisa ebooze enkuyanja y’abantu abazze okubaawo […]

Gavumenti ekungubagidde omugenzi Nkoyoyo.

Ivan Ssenabulya

January 6th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Gavumenti ya uganda  enkungubagidde eyaliko omulabirizi w’e kanisa ya Uganda kitaffe mukatonda  Livingstone Mpalanyi Nkoyoyo eyafudde olunaku lw’egulo. Nga ayogerako ne Radio eno ssabaminisita wa Uganda Dr Ruhakana Rugunda omugenzi amwogeddeko nga nga omuwerezza wa Katonda  omwesimbu era nga  ono abadde mpagi […]

Pulezident awabudde abavubuka ku kukola.

Ivan Ssenabulya

January 6th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Omukulembeze we gwanga lino Yoweri Museveni awabudde abavubuuka mu gwanga okwewalira ddala  ebibinja ebikyamu ebiyinza okubawaga okwetaba mubuzzi bw’emisango Pulezident okwogera bino abadde ayogerako eri abavubuuka abawereredde ddala 800 okuva mu mambambuka ga Ankole abetabye mulukugaana lw’eddini olwenakku 3 ku somero elya […]

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Ssabalabirizi Nkoyooyo.

Ivan Ssenabulya

January 6th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Katikkiro wa Buganda Owek. atenderezza  omugenzi Livingston Nkoyoyo , nga ono amwogedeko nga  alese  omukululo  mukwafu mu byediini,obwakabaka,kko nenkulakulana. Mububakabwe, katikiro agambye nti ono bweyali e Mukono ng’Omulabirizi yakola ebintu bingi, mu kaweefube wokuzimba  Church House yateekamu nyo amaanyi okulaba nga eggwa  […]

Basse Munaabwe lwampalana za mukazi

Ivan Ssenabulya

January 5th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ye Kiira road nga ekulembedwamu ajitwala Peace Nansaba eri ku muyiigo gwa basajja 2 abagambubwa okutta munaabwe olwempalana zomukazi. Nansaba agamba agamba abanonyezebwa kuliko Waisike ne Sande  nga banonyezebwa olwokutta Swaibu Kaaya omutuuze we Kyebando Kisalosalo ngabadde mutunzi wa ddagala lya […]

Ssabalabirizi Akungubaze

Ivan Ssenabulya

January 5th, 2018

No comments

Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Stanley Ntagali akungubagidde, ssbalabirizi eyawummula the Most Rev. Dr. Livingstone Mpalanyi-Nkoyoyo ngamwogeddeko, ngabadde omukulembeze owebirooto, nokulengerera ewala. Mu kiwandiiko ekifulumye olwaleero, oluvanyuma lwamwulire gokufa kwomugenzi, His Grace Ntagali agambye nti omugenzi yali musajja mukozi, era abadde tapondooka. Okusinziira ku kiwandiiko […]