Amawulire

Omubaka wa jinja municipality East kooti emugobye mu palamenti.

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti ejulirirwamu e gobye  abadde omubaka we Jinja municipality East Nathan Igeme Nabeta, nga ensonga zakubba kalulu. Abalamuzi ba kooti eno okubadde Steven Kavuma, Richard Buteera ne  Paul Mugamba kati balagidde okulonda kuno kudibwemu. Abalamuzi bano bagambye nti tebayinza kusinzira ku byava […]

Ebyava mu bibuuzo by’eky’omusanvu bifulumye .

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Ndaye moses.   Ekitongole ekikola ku by’ebibuuzi mu uganda ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuzo by’abana abaatula ekibiina eky’omusanvu mu mwaka 2017, nga bino biraze nga abaana bwebayitidde wagulu ebitagambika bwogerageranya n’omwaka 2016. Mu mwaka guno abaana ebitundu 90.9% bebaayise, songa […]

Bamutemyeko omutwe lwa ttaka

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abaziggu abatanategerekeka batemyeko omutuuze omutwe. Bino bigudde ku kyalo Banda mu district ye Wakiso, ngomugenzi ye Julius Nsamba owemyaka 34. Abatuuze baakedde kusanga musaayi mu mulyango gwe era bwebaguddewo nebagwa ku kiwuduwudu ngomutwe guli waagwo. Ssentebe w’ekyalo Edward Wampamba ategeezezza nti, kyandiba […]

Ebya ebibuuzo bya P.7 byankya

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Minister owebyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni olwenkya aganeda kufulumya ebyava mu bibuuzo byekyomusanvu ebyakolwa owaka oguwedde 2017. Omwogezi wa ministry eyebyenjigiriza Patrick Muyinda ategezeza nti ekitongole kyebigezo mu gwanga ekya Uganda National Examination Board, olwaleero baisisnkanye minister okubuliira kungeri ebibuuzo byomwaka oguwedde bwebyali. […]

Sipiika wa palamenti wakusisinkana minista kubya alipoota ye Kasese

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omumyuka w’omukubiriza w’olukiiko lwe gwanga olukulu Jacob Oulanya ayise minister w’ensonga z’omunda mu gwanga, basisinkane ku lw’okubiri lwa wiiki ejja. Kino kidiridde akakiiko ka palamenti akensonga zomunda mu gwanga okulemererwa okwanja alipoota, eyava mu kunonyererza ku kitta bantu kye Kasese. Alaze okunyolwa […]

Abe Buikwe baddukidde wa RDC lwa ttaka

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku kyalo Nkakwa mu ggomboloLa ye Ssi-Bukunja mu District ye Buikwe balumbye wofiisi yo’mubaka wa gavumenti abataase ku nkayanan ze ttaka. Kino kidiridde omugagga aterekese nga Ronald Lwome okubalagira okwamuka ettaka kwebabadde bawangaliidde. Abatuuze batagezezza RDC we Buikwe, Fred Bamwine nti […]

Kattikiro ajjukiza abantu ku kwegema Hepatitis B

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okwegema obulwadde bwa Hepatitis B nategezza nti butta, okusinga nebirwadde ebirala ebimanyidwa. Katikkiro ategezezza nti  Ssaabasajja Kabaka akubiriza abantu okubeera abalamu kubanga kwekutambulira enkulakulana n’okutwala Buganda mu maaso. Owembuga abadde akulembeddemu abantu ba Ssabasajja […]

Dr Besigye atongozezza enkola eya ”Tubalemese”.

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Eyavuganyaako ku bwa President bwe gwanga era natakkiriza byava mu kulonda kwa 2016  nga ono ye Dr Kizza Besigye, nate etegeezeza nga bwagenda okulayiza abantu baagenda okukola nabo mu government gyagamba nti yeyabantu. Bwabadd e eyogerako ne banamawuire wali ku luguudo katonga, […]

Okuwandiika abanaafuna obutimba bw’ensiri kutandise mu kampala.

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ministry ekola ku by’obuamu esabye abakulembeze ba  kampala okukunga abantu bebatwala okugenda bwewandiise okufuna obutimba bw’ensiri mu kiwendo kino. Bano okuvaayo nga ministry eno etegese okutandika okuwandika abantu wano mu kampala  leero abanaafuma obutimba buno, n’oluvanyuma okugaba obutimba kutandike. Twogedeko ne minister […]

Okuzaala okusukkiridde kukonyeza ebyenfuna bya uganda.

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba Akulira banka enkulu eya  uganda Prof. Tumusiime Mutebure ategeezeza nga kukona kwa uganda mu by’enfuna bwekivudde kubanna- uganda abazaala obutedizza Bino mutebeire abyogeredde wano mu kampala mu lukungana olw’okukubaganya ebirwoozo ku by’enfuna bya uganda mu myaka 30 egyakayita. Ono agamba nti okutandikira […]