Amawulire

Ekibanda kya Ssebuufu bakijjeewo

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ba wanyondo ba kooti bazinzeeko ekibanda kyemotoka ekya Pine wano ku Lumumba, nga bano bababdde bakolera ku biragiro bya insurance regulatory authority banyini ttaka lino. Bano nga bakulembedwamuu Mutessira Moses bagamba nti etaka lino lyali lya kitongole kya insurance regulatory authority, era […]

Omukulemeze we gwanga alonze abalamuzi abagya 14

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni aliko abalamuzi 14 balonze nga, 4  ku bbo bakutuula mu kooti ejjulirwamu ate abalala 10  mu kooti enkulu. Abamu ku balondeddwa kuliko Christopher Madrama abadde mu kooti yebyobusubuzi, Steven Musota abadde atuula mu kooti enkulu, Percy […]

Muhamadh Kirumira avunaniddwa ate ne’bamujjako emisango ejimu

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Omuwaabi wemisango kulwekitongole kya polisi, Katherine Kusemererwa aliko emisango 2 gyajje ku eyali omuddumizi wa poliisi mu district ye Buyende, Muhammad Kirumira olwobutaba na bujulizi bumala. Kusemererwa ategezeza nti abajulizi bebabadde nabo babadde besomye okutabanguka ssinga babakase okujulira nga balumiriza Kirumira. Ono […]

Eyabba TV asindikiddwa Luzira.

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omuvubuka ow’emyaka 22 asibiddwa lw’akusangibwa na TV agambibwa okuba nga enzibe. Wanyenya Sam nga mutuuze we Kamwokya  avunaniddwa mu kkooti ya city hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka Patrick Talisuna nabyegaana. Kati ono atwalidwa mu komera e Luzira okutuusa February 21st. […]

Ekibanda ky’emotoka ekya Pine kimenyedwawo.

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Wano mu Kampala agavaayo galaga nga bawanyondo ba kooti bwebazinzeeko ekibanda  ky’emotoka ekya Pine  wano ku Lumumba, nga  bano babade bakolera kubiragiro ebya  Insurance regulatory authority banyini taka lino. Bano nga bakulembedwamu Mutessira Moses bagamba nti etaka lino kuvaddda lyali lya insurance […]

Abasomesa abaakopera abaana kaakubajuutuka.

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya  Damali Mukhaye. Ministry  ekola ku by’enjigiriza eweze nga bwegenda okukola kyona ekisobola okulaba nga ekangavula abasomesa bonna nadala abakulu bamasomero abenyigidde mukubbira abaana ebibuuzo . Olunaku olw’egulo abakulu mu UNEB batutegeezeza nga abantu 81 bwebaakwatibwa ku nsonga eno , era nga ebibuuzo by’abaana ebiwerako […]

Omuliro gukutte ekizimbe ku Arua Park.

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba Police ezikiriza omuliro eteeezeza nga bwekoze kyonna ekisoboka okuzikiriza omuliro ogubadde gukutte ekizimbe wano ku Arua park nga guno gubadde kutandikide mu duuka eritunda ebizimbisibwa ebya Rooofings. Twogedeko ne Joseph Mugisa nga  ono yakulira eby’okuzikiriza omuliro mu uganda n’agamba nti baayitiddwa mukubirire […]

Abasawo abali mu kutendekebwa bediimye

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Abasawo abali mu kutenedekebwa ku ddwaliro e Mulago batadde wansi ebikola, oluvanyuma lwebisale byabwe okulwawo. President owekibiina ekigatta abasawo bano ekya Uganda medial interns, Robert Lubega agambye nti banaabwe 60 tebanasasulwa empeera eyemyezi 3 ejiyise, atenga bakolera mu mbeera mbi. Ono alangiridde […]

Bus eyingiridde abasubuzi ewa Kisekka

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ebyentambula bisanyaladde okulinaana akatale ka Kisekka mu Kampala, oluvanyuma lwakabenje akagudde ku luguudo Kyaggwe. Bus eya kampuni ya KAKISE namba UAS 437/P eremeredde omugoba waayo nesabala abasubuzi ababdde ku mabbali goluguudo. Bus kisubirwa nti efotodde abantu abawerako, abatanaba kukakasibwa muwendo. Poliisi mu […]

Ministry eganda kusengula ekitebbe kyayo

Ivan Ssenabulya

February 7th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze mu Canan site Estate ku kyalo Kituba mu gombolola ye Nama mu district ye Mukono emitima jibewanise oluvanyuma lw’ekitongole kya Atomic Energy Council (AEC) okubategeeza nga bwekigenda okuzimba etterekero ly’amayengo ag’obulabe agamanyiddwa nga Radioactive mu kitundu kyabwe. Abekitongole kino bategezezza nga […]