Amawulire

Aba FDC bazeemu okubanja gavumenti ku kitta bakyala

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abekibiina kya FDC batanudde okubanja obwenkanya eri abakyala abattibwa mungeri eyomujjirano mu bitundu bye Nansana ne Entebbe mu district ye Wakiso. Amaloboozi gaabwe gaze ngegwanga lyetegekera okukuza olunnaku lwabakyala. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekibiina e Najjanakumbi, omwogezi wekiwayi kyabakyala Sarah […]

Abagwira abafiira mu woteeri bafa butwa

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Police etegezeza nti alipoota yaabwe ku bagwira abafiridde mu zzi woteeri mu Kampala bafudde butwa. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima wabula mpaawo bya nnyo byayogedde ku nsonga zino, kubanga okunonyereza kukyagenda mu maaso. Kayima ategezeza nti baliko abantu 5 bebagalidde bakuyambako mu kunonyereza. […]

Kamagu mukwate

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Police ekakakasizza okukwatibwa kwomukozi woku Radio Richard Kasule amanyiddwa ngomuggaga Kamagu gwebajje ku mulimu amakya ga leero. Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima ategezeza nti Kamagu yakwatiddwa oluvanyuma lwokwogera ebitatananatana amannya gabantu, era agaliddwa ku poliisi e Wandegeya gyagenda okukolera statementi. […]

Abasiramu abalala 19 basimbibwa mu kooti- emisango gyabutujju.

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Mu kooti:Nate  ekiwayi ky’abasiramu  abalala 19 leero batandise okuwerenemba n’emisango mu kooti enkulu nga bano bavunanibwa misango gy’akulya munsi lukwe. Abamu kubavunanibwa kwekuli  ne Aisha Nakasibante Nazaala wa Dr. Aggrey Kiyingi , nga bano bali ku gwakulya munsi lukwe, kko nobutatemya ku […]

Kakuyege mu Jinja East atandise leero.

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. E Jinja abavuganya ku kifo ky’omubaka wa Jinja East olwaleero lwebatandise okunonya akalulu ,mukaweefube  wokujuza  ekifo ky’omubaka ow’ekitudu  kino. Abamu kubali mu lwokano luno kuliko munna- NRM  Nathan Igeme Nabeta, owa FDC Paul Mwiru, Faizal Mayemba ne Francis Wakabi Nga bano bagidde […]

Abavubuka bakwatidwa lwa kulya nsimbi z’akwekulakulanya.

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

BYA YAHUDU KITUNZI. E Butaleja  Police ekutte abavubuka mwenda  nga bano balangibwa kulemwa kuzza nsimbi zebeewola okwekulakulanya mu 2013. Ayogerere police  ye Bukedi Sowali Kamulya akasiza okukwatibwa kwabavubuka bano , n’agamba nti bano bagenda kuvuninabwa gwakufiriza government nsimbi. Akukira eby’emirimo e Butaleja district, Alex Felix […]

Omusomesa asobezza ku mwana wa myaka 6

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Abubaker kirunda. E  Namwendwa mu district ye Kamuli  police ekute omusomesa owa primary nga ono emutebereza o kusobya ku mwana wa myaka mukaaga gyokka. Omusajja ono ow’e myaka 24   kigambibwa nti yayise akaana kano n’akatwaka munyumba okukakana nga akasobezaako. Joshua Mboizi nga ono yaakola […]

Alipoota ya Bamugemereirwe esooka efulumye

Ivan Ssenabulya

February 16th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni awereddwa alipoota eyekiseera, okuva eri akakiiko keyalonda okunonyereza ku mivuyo gye ttaka mu gwanga. Ssentebbe wakakiiko kano, omulamuzi Justice Catherine Bamugemereire, akwanze President Museveni alipoota yaabwe eyekiseera nebyo byebakazuula, mu nsisinkano gyebabaddemu ku Kawumu State Lodge. Omulamuzi […]

Ekanisa ya uganda etenderezza obuwereza bwa Luwumu.

Ivan Ssenabulya

February 16th, 2018

No comments

  Bya Samuel Ssebuliba. E mikolo emikulu egy’okujukira omugenzi eyali ssabalabirizi wa uganda Janan Luwumu  gikomekerezedwa  nga gino gibadde wali e Mucwini mu kitgum district. Bwabadde abuulira ,Ssabalabirizi we kanisa ya uganda kitafe mu katonda Stanly Ntagali agambye nti  situgaanye  uganda esingamu abantu abakiririza mu […]

Abaliko obulemu beetaga obukadde 500 okusoma.

Ivan Ssenabulya

February 16th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye Mukaweefube w’okuduukira abaana abalina obulemu ku mubiri gyabwe okusobola okusoma, abalwanirizi b’edembe  batutegeezeza  nga bwebeetaga ensimbi obukadde 500 okubagulira ebikozesebwa byebeetaga okusoma obulungi Twogedeko ne Edson Nyirabakunzi,  nga ono y’akulira  ekibiina ekibagatta ekya NUDIPU n’agamba nti mukaseera kano abaana abalina ebyetagisa mukusoma […]