Amawulire

Uganda terina nsawo yebya ttaka enzibizi

Ivan Ssenabulya

May 9th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Uganda terina nsawo nzibizi eyebye ttaka jiyite land fund. Kino kibikuddwa minster webye ttaka Betty Amongi, labiseeko mu kakaiiko akanonyererza ku mivuyo gye ttaka, mu lunnaku lwe olwokubiri. Etteeka lye ttaka lilagira okutondebwawo kwensawo eno, wabula Amongi ategezeza nti yatondebwawo naye ebadde […]

Amongi nate ali mu Kakiiko, bamukunya

Ivan Ssenabulya

May 9th, 2018

No comments

Minister owebye ttaka okuzimba nekulakulana yebibuga Betty Amongi alabiseeko nate mu kakaiiko akanonyereza ku mivuyo gye ttaka mu gwanga. Ono yalabiseeko mu maaso gakakiiko akakubirizibwa omulamuzi Catherine Bamugemerirwe wali ku kittebbe e Wandegeya, olunnaku olwe ggulo gyebamukunyirizza okukozesa obukyamu wofiisi ye okwatala ettaka lyomuyindi Tshaka […]

Omutanda agaddewo ttabameruka wabakyala

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Empologoma ya Buganda Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 alabiseeko eri Obuganda akawungeezi kano. Omutanda atuuse ku Hotel Africana okuggalawo ttabameruka abakyala mu Buganda. Ssabasajja agaddewo ttabamiruka wabakyala mubwakakabaka bwabuganda owomwaka guno wakati mu kwetegekera olunaku lwabakyala mubwakabaka bwa Buganda olunabaawo nga […]

DP egenda kutuuza olukiiko lwa NEC

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abekibiina kya Democratic Party bakutuuza olukuuko lwabakulembeze abaoku ntikko olwa National Executive Committee nga 10th ku Lowkuna lwa wiiki eno. Ssenkaggale wa DP Nobert Mo ategezeza nti ebimu ku biri ku mwanjo, kwekusala entotto okufuna ensimbi ezokuzimba ekitebbe kyabwe, kyebatuuma Ben Kiwanuka […]

Muhwezi aganze mu kooti

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali minister webyamawulire Rt.  Maj. General Jim Muhwezi addukidde mu kooti enkulu okuwakanya, ekyokumugoba ku ttaka erisangibwa ku Kyadondo block 273, Kyamula-Salaama mu divison ye Makindye. Muhwezi  ayise mu munamateeka we Ahmed Mukasa Kalule, okutuusa ensonga ze mu kooti. Muhwezi agamba nti […]

Ochola asatuludde Flying Squad

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ssabapoliisi we gwanga Martin Okoth Ochola asatuludde ekiwayikya kya poliisi ekya Flying Squad. Mu kiragiro kyayisizza eri abaddumizi ba poliisi Ochola ekibinja kino akisatuludde nakisikiza kyayise ekitongole kya Organised Crime Department nga kigenda kudumirwa eyali addumira Special Investigations Unit Mark Odong. Kinajjukirwa […]

Akakiiko akanoonyereza ku by’etaka kataamidde minister Betty Amongi.

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Ssentebe w’akakiiko akanonyereza ku mivuyo gy’etaka nga ono ye mulamuuzi Catherine Bamugemereirwe akirambise nga bwebatalina gwebagenda kubikkirira newankubadde okuzibira kuliiso nga banonyereza ku nsonga z’ebyetaka. Ono okwogera bino abadde agulawo olutuula akakiiko mwekasisinkanidde minister w’ebyetaka Betty Amongi eyabadde agaanye okukasisikana. Kati mukwogera […]

Nabagereka ajukizza abakyala obukulu bw’obuntu bulamu.

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa . Nabagereka wa Buganda Sylvia Naginda akubiriza abakyala mu bwakabaka bwa Buganda bulijjo okuba n’obuntubulamu nga ekubo ely’okuletawo  enkyukakyuka mu mbeera z’abantu ko n’enkulakulana. Nabagereka okwogera bino abadde agulawo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda ng’ono yakulembedemu ebikujjuko by’olunaku lw’abakyala mu Buganda olubawo buli […]

Ababbi be motoka beeyingizza bokka mu komera.

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya ssebuliba samuel. Mu South Africa: Waliwo ababbi b’emotoka police beegobye  mutala ku mutala, balabye polisi ebayitirideko nebayingira mu komera nebeegalira bokka. Abasajja bano abana baludde ebanga nga beefudde bakafulu mukubba emotoka, kyoka leero police nayo yabeweeredde okubagoba okutuusa nga ebakutte Wayne Dyason nga ono […]

Abbira ku mobile money bakaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

May 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Waliwo abantu babiri abagambibwa okubbira sente ku mobile maney abavunaniddwa nebasindikibwa e Luzira. Ababbiri bano okuli Kyarisima Doreen ow’emyaka 30 nga mutuuze we Kamwokya ne mune Nasuna Ruth naye ow’emyaka 30 nga naye  mutuuze we mutungo bavunaniddwa mu kkooti ya City Hall […]