Amawulire
Police etereddwa kuninga ku by’okutta n’okuwamba abantu.
Bya Kyeyune Moses. Ababaka abatuuka ku kakiiko akakola ku dembe ly’obuntu batadde police kuninga nga baagala enyonyola ensonga lwaki okutta abantu kweyongedde mu gwanga kyoka nga mpaawo kyamaanyi kikolebwa. Leero police nga ekulembedwamu minisita omubeezi akola ku nsonga z’omunda mu gwanga Obiga Kania ko ne […]
Omubaka we Buyaga asimatuse akabenje.
Bya Magembe sabiiti. Omubaka we Buyaga east Eric Kyali Musana tutegeezeddwa nga nga bwasimatusse akabenje, nga ono akabenje akafuniddwa wano ku luguudo olugatta Kampala ku Mityana. Ayogerera police ya Wamala Region Nobert Ochom agamba nti omubaka ono okuggawa ku kabenje abadde avuga motoka namba UBD- […]
Banabyabufuzi abeewogoma okuwa omusolo bacoomeddwa
Bya Ssebuliba samuel Banabyabufuzi mu uganda basabiddwa okukoma okwebuzabuza ku byokuwa omusolo, kyoka nebagulekera abaavu okugwetikka. Bwabadde eyogerera ku mukolo ogw’okufulumya alipoota ekwata ku byenfuna bye gwanga nga eno yakoleddwa banka y’ensi yonna, omuwandiisi we nkalakalira mu ministry eno Keith Muhakanizi agambye banabyabufuzi bangi bwekituuka […]
Buganda ya’kusalawo ku kyo’kuddabiriza Olubiri
Bya Ivan Ssenabulya Obwakabaka bwa Buganda bugamba bwakutunula mu kusaba okuliwo okuddabiriza olubri lwa Ssabasajja e Mengo. Kino kikakasiddwa Kamalabyonna wembuga Charles Peter Mayiga, bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda olukyagenda mu maaso amakya ga leero. Ategezeza nti bangi bakoze okusaba ku nsonga eno, kubanga […]
Okwetegekera omusango gwa Jamil Mukulu kutandika
By Ruth Anderah Okwetegekera okutandika okuwulira omusango gweyali omuddumizi wabayekera ba Allied Democratic Forces Jamil Mukulu kusubirwa okutandika olwaleero mu maaso gomulamuzi Eve Luswata owa kooti ewozesa ba kalintalo wano mu Kampala. Mukulu ngavunanibwa nabalala 34 awerenemba na misango gya butujju, obutemu, nga yasooka naggalirwako […]
Ebyo’kuwamba bivudde ku bunaffu bwa poliisi
Bya Ivan Ssenabulya Abakugu mu byokubudabunda, aba Uganda Counselors Association bagamba nti ebikolwa byokuwamba abantu mu gwanga ebyeyongera biva ku bunaffu, bwabyekwerinda okuzuula nokuvunaana abatta omugenzi Susan Magala. Bano bagamba nti ebikolwa nga bino biva mu bwongo wabula nga wabaawo embeera ebisesaamu. Bwabadde ayogerako naffe […]
Kyambogo eleeta abasomesa abacuba.
Bya samuel Ssebuliba. Etendekero elya kyambogo litegeezeza nga bwerimaze okubaga ku ntekaeeka ez’okuleeta abasomesa abacuba mu gwanga. Bano okwogera bino babade balabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku by’enjigirize , ababaka gyebakizuulide nti kyambgo etegegee okuleeta ba professor 15 nga buli omu asasulwa obukadde musanvu […]
Omuliro gukutte enyuma-Ssemaka afiiridemu.
Bya Ritah Kemigisa. E Lungujja wano tutegeezeddwa nga bwewaliwo omusajja wa myaka 33 afiiride munyumba, nga kino kidiriidde enyumbaye okukwata omuliro n’esanawo Ayogerera police mu kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire agamba nti omusajja ono afudde ategerekese nga John Bosco Kalibala , nga ono abadde akola mu […]
Abasomesa abatamiivu baakugobwa.
Bya Ben Jumbe. Mukaweefube ow’okusitula omutindo gw’ebyenjigiriza, minisitule ekola ku by’enjigiriza etegeezeza nga bwegenda okuleeta amateeka agagenda okukangavvula abasomesa abajja ku masomero nga batamiddde. Mumateeka gano amapya, abasomsa bonna abanasangibwa nga batamidde bakuwerezebwa eri ababudabuda abantu, oba okutwalibwa mu malwaliro, kyoka nga bwekisuka wano ekidako […]
Sipiika alabudde ba ssentebe b’obukiiko abasabiriza.
Bya Samuel Ssebuliba. Sipiika wa Palamenti omukyala Rebecca Alitwala Kadaga atabukidde basentebe b’obukiiko bwa palament nga agamba nti bano beeyitirize nebatandika okugenda nga basabairiza ensimbi ez’okudukanya obukiiko okuva mu bagabirizi b’obuyambi, songa zino akakiiko aka parliamentary commission kazibawa. Speaker agamba nti akitegedeko nti waliwo ba […]