Amawulire

Abantu balabuddwa ku bukuumi

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Bya Nalweyiso Barbra ne Ivan Ssenabulya Gavumenti esabiddwa okutendeka ba bouncers, abakuuma obutebenkevu mu mabaala, ebuibanda nebiffo ebiralala ebisanyukirwamu. Omulanga gukubiddwa akulira Umbrella for Uganda Bouncers Association Tony Ssempijja nga gujidde mu biseera bya World Cup. Agamba kikulu okubatendeka kungeri gyebakwatamu abantu ngalabudde neku nkozesa […]

Ebiragiro bikola mu gwanga ewatali ssemateeka

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okuyimiriza essiga eddamu ne poliisi okugaba okweyimirirwa kiyinza kukola mu mawanga nga bakolera ku biragiro. Okusinziira ku munamateekaowe ddembe lyobuntu Abdallah Kiwanuka kuno kuba kutyoboola ddembe lya mirimu okuwedde. Bino byonna bidiridde omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni okulagira, kino kikolebwe ku […]

Okutereeza enkalala kutandise

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Olwaleero akakiiko kebyokulonda akatandise okurereza enkalla zabalonzi wakati mu kwetegekera okulonda kwe byalo, okubindabinda okubaawo omwezi ogujja. Omulimu guno gugenda kumala ennaku 4 mu byalo, emitwalo 6 mu 800 okwetoola egwaaga. Bwabadde ayogerako naffe omumyuka womwogezi wakakiiko kebyokulonda Paul Bukenya agambye nti […]

Kooti eyimirizza okusenda etaka kuyimiriziddwa.

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Bya Magembe sabiiti. Omulamuzi wa kooti enkulu e Mubende Mulangira Joseph ayimiriza ekiragiro ky’okwerula ettaka eliriko abatuuze abasoba mu 500 ku byalo Kambuye ne Kawumulwa mu East division Mubende municipality. Kino kidiridde omugagga George Kaweesi nga ali wamu ne police okwagala okwerula ettaka lino eliwerako […]

Gavumenti ewabuddwa ku ky’okusolooza abantu abaavu.

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Government esabiddwa okutandika okufaayo kunkola ey’okwongera ku nsimbi eziri munsawo z’abanna- Uganda nga tenalowooza ku kyakubasolooza. Bino bigidde mukadde nga bannayuganda bakyali mukweralirikira olwa bujeti eyakayisibwa eyazze n’emisolo egitagambika . Kati bwabadde eyogerara mu kukubaganya ebirowoozo ku bujeti  y’egwanga eyakayisibwa, nga kuno […]

Abaalisibwa akakanja e Nalufeenya baagala bwenkanya.

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Abantu abagamba nti batulugunyizibwa nga baggaliddwa e Nalufenya, nga bakulembedwamu eyali aduumira police ye buyende  Muhamad Kirumira ko n’abalala 2 okuli  Maj Musisi Galabuzi ne  Grace Bukenya  bagenze mu  kakiiko akalera edembe ly’obuntu nga bagamba nti baagala kawulire ensonga zaabwe Bano bagamba […]

Ekiwamba bantu kyenyamizza minisita.

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Minister akola ku nsonga z’omunda mu gwanga  gwanga Rtd. Gen Jeje Odongo anakuwalide enkola ey’ekiwamba bantu ekisusse mu gwanga, kyoka nga ekisinga okuluma kwekuba nti abakyala bebasinze okukosebwa. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku kitebbe kya ministry mu Kampala, Odongo agambye nti emisango […]

Kayihura ali mu mbeera nnungi

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa ne Ivan Ssenabulya Ssentebbe wakakiiko ke ddembe lyobuntu mu gwanga aka Uganda Human Rights commission Meddy Kaggwa ategezeza nti eyali ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura ali mu mbeera nnungi, wali ku nkmabi yamagye e Makindye gyakumibwa. Kayihura yakwatibwa wiiki ewedde wabulanga […]

Ebya Museveni babiwakanyizza

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abalwanirizi be ddembe lyobuntu bavuddemu omwasi ku nsonga za gavumenti 9 omukulembeze we gwanga zeyalambise olunnaku lwe ggulo, ezinayitwamu okulwanyisa obutali butebenkevu mu gwanga. Akulira ekitongole kya Human rights network Uganda Mohammend Ndifuna akubye ebituli mu ntekateeka yonna eyayogeddwako nti ya biseera […]

Amagye ne poliisi biyiriddwa e Mpigi

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Amagye ne police ekkakkanya obujagalalo bayiriddwa ku ttendekero ly’ebyemikono erya Katonga Technical Institute mu district y’e Mpigi okukkakkanya embeera oluvanyuma lw’abazadde okwegatta n’abayizi n’olukiiko olufuzi nebalumba akulira ettendekero lino Sulaiman Sseggane nga baagala abaviire ku ssomero. Akulira olukiiko olufuzi era omukubiriza w’olukiiko […]