Amawulire

Buganda ekaanyiza ne gavumenti ku bya mapu.

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Olunaku olwaleero ekitongole ku by’emiwendo ekya Uganda national bureau of statistics nga kikulembedwamu akikulira Dr.Paul Ben Mungereeza  bawayizaamu ne katikiro wa Buganda Charles peter mayiga nga baagala kumelengula nsonga ez’okujja Buganda ku map ya uganda. Dr Mungereeza agambye nti Buganda yali yakyusibwa […]

Ministry yedizza okugula n’okutunda ebintu mu gavumenti ez’ebitundu

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Ministry yebyensimbi yedizza obuyinza okugula nokutundanga ebintu byazi gavumenti ezebitundu, kyenagamba nti kigenederddwamu kwongera kugula ebiri ku mutindo. Bwabadde ayogerera mu musomo gwazzi gavumenti ezebitundu, akulira ebyambalirira mu ministry yebyensimbi Kenneth Mugambe ategezeza nti kino kyakanyiziddwako nga kigendereddwamu nokulwanyisa ebikolwa ebyenguzi nokubulankanya […]

Banna’Yuganda tebalina mazzi mayonjo

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Alipoota empya efulumiziddwa aba Twaweza  eraze nti bangi ku abann-Uganda tebalina mazzi mayonjo atenga embeeraeyongera kwononeka. Bwabadde afulumya enyavaudde mu kunonyereza kwabwe okwakolebwa wakati wa January ne Febraury alipoota gyebatuumye “bann-uagnda kyebayitamu nendowooza zaabwe” Marrie Nanyanzi akulira ekitongole kino agambye nti 40% […]

Ennamula yomusango we kkomo ku myaka eruddewo

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omubaka we gwanga lya Germany mu Uganda yemulugunyizza ku nnamula yomusango ogwawaabwa, oguwakanya okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga eruddewo. Olwaleero ababaka bamawanga 15 abenjawulo basisinknaye lu palamenti okwogera ku nsonga ezenjawulo ngenfuga eyamateeka nebiralala. Eno omubaka wa Germany kuno, H.E. […]

Omulamuzi afiridde mu buliriri

Ivan Ssenabulya

June 26th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Essiga eddamu liguddemu ekikangabwa amakya ga leero, oluvanyuma lwamawulire gokufa kwomulamuzi Jessica Naiga Ayebazibwe. Omugenzi abadde atuula mu kooti yamaka e Makindye, wabulanga afiridde mu maka ge mu Ndeeba. Omwogezi  we ssiga eddamuzi Solomon Muita akakasizza okufa kwomulamuzi ono, nategeeza nti abalekedde […]

Dr Besigye akyalideko omubaka Betty Nambooze mu dwaliro gyali.

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Eyaliko ssenkaggale wa FDC Col Kizza Besigye  akyalideko omubaka Betty  Namboze mu dwaliro e Kiruddu mukaseera kano gyali mukujanjabibwa. Kinajukirwa nti Namboze yadusibwa e Kiruddu nga embeeraye eyongedde okwononeka, wabula abasawo baludde nga basaba nti atwalibwe  m india ajanjabibwe. Dr Besigye agambye […]

Abasawo balagidde omubaka Nambooze atwalibwe mu India.

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Kyadaaki akakiiko akabasawo  abakugu omukaaga akaatekebwawo okunonyereza ku bulwadde obusenkenya omubaka we Mukono Betty Nambooze bawandiikidde minisitule ekola ku by’obulamu ebaluwa, nga bagitegeeza nga Nambooze bwagwana okutwalibwa e India ajanjabibwe. Nambooze ono aludde nga ali mudwaliro lino wakati mubukuumi bwa polisi,  nga […]

Makerere yatekebwako kamera okuketta abazi b’emisango.

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Akakiiko akabadde kanonyereza ku by’okukabasanya abaana be Makerere kategeezeza nga makerere bwegwana okwanguwa okuteeka camera ku tendekero lyonna beetangire abazzi be misango. Ssentebe w’akakiiko akakoze okunonyereza kuno Prof Sylvia Tamale agambye nti ebizimbe  byonna bigwana okubako camer zino, kubanga bakizidde nti etendekero […]

Abadde yeefula omulema akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Police mu Kampala ekutte omusajja nga ono aludde ebanga nga yefudde gwebatemako omukono n’asabiriza abantu kyoka nga mulamu katebule. Akwatiddwa ye Shafik Bakulu Mpagi, nga ono aggidwa wano Mukwano Arcade, oluvanyuma lw’abamumanyi okutegeeza ku polisi  nti omusajja ono simulema. Ayoggerera police ya […]

Banna DP ababade bakoze amafuta ga polisi bubakeeredde.

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba.   Omubaka wa Palamenti mu lukiiko lwa East Africa era nga y’amyuka Ssenkaggale w’ekibiina kya Democratic Party Fred Dennis Mukasa Mbidde ayagala pulesidenti w’ekibiina kino Norbert Mao asabe olukalala lw’abantu abazze bafuna amafuta okuva mu kitongole kya poliisi. Mbidde abadde ayogerako ne […]