Amawulire

Poliisi erabudde abagala okutabangula okulonda

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi ekakasizza abantu ku butebenkevu mu kulonda kwe byalo okugenda aokubaawo olunnaku lwenkya okwetoola egwanga. Bino webijidde nga waliwo okutya ntin okulonda kwandibaamu emivuyo, kubanga okulonda tekuube kwa kyama anti kwa kusimba mu migongo. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku CPS mu Kampala, […]

Banabyabulambuzi baanirizza enyonyi ye gwanga.

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Bbo abakola ku by’obulambuzi baaniriza obweyamo bwa government obw’okutuusa enyonyi ye gwanga obutasukka 2019. Sabiiti ewedde minister akola ku by’ensimbi David Bahati  yategeeze banamawulire nga enyonyi  eno bwetuka mu gwanga obutasukka mwezi gwa April 2019. Twogedeko n’akulira company eya Great lakes Safari […]

Emikolo gya Jubilewo gitandise.

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Obwakabaka bwa Buganda butegeezeza nga kaweefube w’okukuza emyaka 25  ssabasajja kabaka gyeyakamala ku Namulondo bwatandise, era nga emikolo gyenyni gitandise  mwezi guno. Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda olugenda mu maaso, katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti enteketaake eno egenda […]

Abasubuzi b’ente basattira.

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Abasuubuzi  b’ente  abakolera  e mubende basattira  oluvanyuma  lw’okuggala  obutale  obubadde   bugulwamu  ente  obuwerera  ddala  mukaaga   nga  entabwe  evudde  ku bulwadde  bwa  kalusu Obutale  obugadwa  mulimu  akatale  ke  butologo  akasangibwa  mu  ggombolola  ye  butologo nga  eno  abasuubuzi  abava  e kampala  babadde  bettanirayo  okugulayo  […]

Omugaga ssebalamu akyalemedde mu Lwera.

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Akakiiko akanonyereza ku mivuyo egiri mu ttaka kakizuude  nti omugagga John Ssebalamu abadde akyagenda mu maaso n’okusima omusenyu mu Lweera newankubadde abade yagaanibwa. Mu mwezi gw’omunaana omwaka ogwa 2017  akakiiko kano kaagenda mu  Lweera era nekayimiriza omugagga ono okubaako kyakolera ku ttaka […]

Olunaku lw’amadda ga Nuhu Mbogo lufuuke lwa gandaalo.

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Supreme   mufti  wa  Uganda  sheikh  Siriman  kasule  Ndirangwa  asabye  government  okukiriza  olunaku  lw’amadda  ga Nuhu  Mbogo  kyabasinga  okuva  mubuwanganguse  lufuuke   olw’okuwumula mu  Uganda  nga  bweguli ku  naku  ez’abajulizi. Supreme  mufti  agamba  nti   mbogo  ye  muzira   w’obusiraamu  kubanga  yalwanirira  obusiraamu  mu  Uganda  natuuka  […]

Abadde atigomya abantu e Nansana akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2018

No comments

  Bya samuel Ssebuliba.   Wano e Nansana Police ekutte omusajja wa myaka 44 nga ono emulanze kwetaba mubunyazi. Ono okukwatibwa kyadiridde abatuuze okutemya ku polisi nti omusajja ono alina emundu gyakozesa okubba abantu. Akwatiddwa ye Zabron Bakerwa  omutuuze we Ganda Nansana Division. Ayogerera police […]

Eby’okukyusa mu nfuga ya gavumenti ez’ebitundu sibyakati.

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Government etegeezeza nga bwetayinza kuddamu kwetegereza nkola ey’okuzza obuyinza ku government ez’ebitundu, newankubadde bangi bagamba nti etandise okuwaba. Kinajukirwa nti gyebuvudeko sipiika wa parliament Rebeca Kadaga yagamba nti enkola eno tedangamu kwetegerezebwa nkola yaayo, kale nga kino kireese emitawaana egitagambika. Twogedeko ne […]

Abalina obulemu baagala teeka kungabanya y’emirimo.

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Abantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe bakaabide government nga baagala ebeeko amateeka gereeta nga kikakata kubuli company okubaako omuntu alina obulemu gw’ekozesa. Bino bigidde mu kaseera nga abantu bano bakaaba olw’obutafibwako , era nga bangi bakeera kutuula newankubade nga baasoma. nga ono […]

Abaserikale balabuddwa ku ky’okutulugunya abaseibe.

Ivan Ssenabulya

July 6th, 2018

No comments

Bya Babra Nalweyiso. Ssabapolisi we gwanga Martin Okoth Ochola alabudde abaserikale mu gwanga okukoma okutulugunya abaserikale nga beefudde ababajamu obujulizi. Bwabadde awayaamu n’abaduumira polisi  mu Wamala Region akawungezi akayise,Ochola agambye nti mukaseera kano ali ku lutalo lwakukyusa kifanayi kya polisi, kale nga abakulu bano beebalina […]