Amawulire

Namuganza bimwononekedde

Namuganza bimwononekedde

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Minister omubeezi owebye ttaka, Persis Namuganza olunnaku telumutambulidde bulungi,  bwalamererddwa okukakasa akakiiko akanonyereza ku mivuyo gye ttaka ku byokunonyola omukulembeze we gwanga ku bwananyi ku ttaka lye Mubende. Ba Commissiona mu akakiiko akakubirizibwa omulamuzi Catherine Bamugemereire, bamukunyizza nga bagala aokumanya obanga ensonga […]

Abe Bweyogerere bakutte gwebalumiriza obubbi

Abe Bweyogerere bakutte gwebalumiriza obubbi

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abobyiiza e Bweyogerere bakutte  omuvubuka eyateeze omukazi, n’amuteeka ekyambe mu bulago n’amunyagako ssente eziwera 70,000 ne ssimu wamu n’engatto zaabaddemu. Shafic Ssekanjakko 15 nga mutuuze w’eBweyogerere mu kireku zooni, yabadde agezaako okusalako ebeere lya Faridah Namutebi 28 omutuuze we Ntebettebe zooni bwabadde […]

Munnamateeka wa Kitatta bamugobye mu kooti

Munnamateeka wa Kitatta bamugobye mu kooti

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omu ku banamteeka bomuyima wa boda boda 2010 Abudalla Kiatta, bamugobaganyizza wabweru wa kooti olwokweyisa mungeri etagasa. Kino kidiridde munamateeka ono Jimmy Muyanja okukuba emmeeza, bwakayukidde omuwaabi wemisango Maj. Rapheal Mugisha, ngamulumiriza okutemya ku mujulizi Richard Kasaijja, mungeri yokumuyamba ku kyokuddamu. Mungeri […]

E Mukono ababadde bagoba abasubuzi basse omutuuze

E Mukono ababadde bagoba abasubuzi basse omutuuze

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku kyalo Kigombya e Mukono baguddemu ekyekango, munabwe bwafiridde mu bikwekweto ebikolebwa abakulembeze b’ekibuga okujja okujja abasubuzi ku mabbali genguudo. Omugenzi ye Marvin  Kibirige owemyaka 20 ng’abadde ayokya nyama y’ambuzzi mu kifo ekimu ekisanyukirwamu mu kitundu. Abakwsisa amateeka nga bakulembeddwamu Hilary Mulungi, […]

Abanadiini baagala ababaka  ba parliament basabirwe

Abanadiini baagala ababaka ba parliament basabirwe

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. Omusumba w’essaza lye Masaka John Baptist Kaggwa asabye abakristu okusabira ababaka ba parliament basobole  okuwagira eky’okujjawo omusolo ku mobile money . Omusumba Kaggwa ategeezezza nga eggwanga Uganda bweriri mu katyabaga nga abantu bali bubi  , kale nga tebagwana kwongerako musolo mulala. Kati […]

Makerere egobye abaana basatu lwakwekalakasa .

Makerere egobye abaana basatu lwakwekalakasa .

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Abakulira etendekero elya Makerere baliko abaana  3 bebagobye nga bano babalanga kutekateeka kwekalakaasa nga bawakanya eky’okwongeza abaana ebisale. Ebaluwa ewandiikiddwa amyuka akulira etendekero lino Prof Barnabas Nawangye era nga abaana okuli Daniel Kituno, Samuel Kigula ne  Jobs Dhabona bebagobeddwa , nga kigambibwa […]

Omubaka Munyaggwa ayanukudde abamunyooma.

Omubaka Munyaggwa ayanukudde abamunyooma.

Ivan Ssenabulya

August 7th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Ssentebe w’akakiiko akalondoola akalondoola enzirukanya y’ebitongole bya government omujja era omubaka we Kawempe South Mubarak Munyaggwa ategeezeza nga abantu bwebatagwana kuddamu ku munyooma, kubanga emirimo alina obukakafu nti wakugisobola. Okuviira dala nga Munyagwa nga yakalondebwa okudda mu bigere bya munamateeka Abdul Katuntu, […]

Luyima abadde atwala poliisi yebidduka mu Kampala bamukyusizza

Luyima abadde atwala poliisi yebidduka mu Kampala bamukyusizza

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Oluvanyuma lw’okwemulugunya ku nneyisa y’abasirikale ba poliisi y’ebidduka mu Kampala, waliwo enkyukakyuka ezikoleddwa mu poliisi yebidduka. Abamu ku bakyusiddwa ye Julius Luyima, ajiddwa ku CPS natwalibwa e Masindi ggy’agenda okukolanga OC traffic. Wambesho Israel ajiddwa mu Kampala metropolitan nga regional traffic commander […]

Poliisi ye Muyenga bajigadde

Poliisi ye Muyenga bajigadde

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Ivan Ssenabulya Poliisi etegezezza nga bwegaddewo poliisi ya Muyenga Model Community police, nga bategezeza nti bananyini ttaka kwebadde etudde bagala kulyekulakulanyiza. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima ategezezza nti bagenda akujjayo abasirikaloe baabwe, nebikozesebwa aokubitwala ku poliisi endala. Abatuuze basabiddwa aokukozesa poliisi ezir ku okumpi.

Winnie Kiiza abiwakanyizza

Winnie Kiiza abiwakanyizza

Ivan Ssenabulya

August 6th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Abadde akulira oludda oluvuganya gavaumenti mu palamenti Winnie Kiiza, okulendebwa kwakulira abatono oba Leader of Minority nti kyabwewussa. Winnie Kiiza abadde ayaogera ne banamwulire ku palamenti olwaleero mu Kampala, ngajjukizza abekibiinan kye nti ekiffo ekyo tekiri mu ssemateeka nga ssemateeka we gwanga […]