Amawulire

Mabiriizi agenze mu kooti mu butongole

Mabiriizi agenze mu kooti mu butongole

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Hassan Male Mabirizi ataddeyo ensonga ze, mu butongole zonna zeyemulugunyako mu nnamula yomusango ogwokuja ekkomo ku myaka, mu kooti ejjulirwamu e Kololo. Mabirizi awakanya ennamula ya kooti eya Ssemateeka , eyakiriza ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Mabirizi ataddeyo ensonga eziwerako […]

Abavubuka mulwanirire Namulondo

Abavubuka mulwanirire Namulondo

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssabasajja Kabaka ajjukizza Obuganda, nti bugwana okubeera obumu okuklola kulwebiseera bya Buganda ebyomumaaso. Omutanda emisana ga leero agauddewo olukiiko lwa Buganda olwomulundi ogwa 26, e Bulange Mnego. Ajjukizza abantu be nti era bagwana okufumintiriza ennyo ku bubaka bwa Jubileo. Omutanda yavumirirra enguzi […]

Museveni, Besigye ne Bobi-Wine bolekedde Arua

Museveni, Besigye ne Bobi-Wine bolekedde Arua

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssentebbe wekibiina kya National Resistance Movement era omukulembeze we gwanga, Gen.Yoweri Kaguta Museveni olwaleero asubirwa amu munispaali ye Arua okunonyeza munakibiina, Nusura Tiperu akalulu. Okusinziira ku ssbawandiisi wekibiina kya NRM Justice Lumumba Kasule, president Museveni agenda kwogerera mu nkungaana 2, mu Division2 […]

Ssabasajja asiimye okuggulawo olukiiko lwa Buganda

Ssabasajja asiimye okuggulawo olukiiko lwa Buganda

Ivan Ssenabulya

August 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, olwaleero asiimye okulabikako ngaggulawo Olukiiko lwa Buganda owlomulundi ogwa 26th. Olukiiko lwa leero lutunuliddwa nga lwanjawulo, mu byafaayo nga Buganda ejaguza jubilee, emyaka 25 ngomutanda atudde ku Namulondo yaba-jajja be alamula. Kabaka Mutebi […]

Poliisi esiibye wa Nambooze

Poliisi esiibye wa Nambooze

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omubaka wa munsipaali ye Mukono Betty Nambooze avumiridde engeri poliisi gyesiibye nga yebulunguludde amaka ge, okumutangira aokwekalakasa kyagamba nti kubadde kulinyirira ddembe lye erimuweebwa ssemateeka. Nambooze yabadde atagese okwekalakaasa nokugenda ku kitebbe kya munispaali ye Mukono, okuwakanya ebikwekweto ebigenda mu maaso nga […]

Abaana abawala abaazalako baakudda mu masomero.

Abaana abawala abaazalako baakudda mu masomero.

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Government etegeezeza nga bwemaze okubaga enkola egenda okugoberera mukuzza abaana abawala abaazalako mu masomero Kino ekyama kibikuddwa minisita omubeezi akola ku by’enjigiriza eby’awansi Rosemary Sseninde akawungezi akayise bweyabadde atongoza alipoota ekwata ku ngeri abaana ba Uganda gyebaliisibwamu akakanja. Ono agamba nti abaana […]

E motoka ezitambuza amafuta ziwereddwa mu kampala e misana

E motoka ezitambuza amafuta ziwereddwa mu kampala e misana

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ekitongole ekya Kampala Capital City Authority  kitegeezeza nga bwekigenda okutandika okugaana ebimotoka ebitambuza amafuta okwesaaza mu Kampala emisana. Twogedeko n’akulira KCCA Jennifer Musisi,  nagamba nti ebimotoka bino byabulabe eri  ekibuga , nadala singa ekimotoka kino kikwata omulliro. Ono agamba nti kumugoteko gw’ebiduka […]

Abasomesa be Makerere badamu okuteesa ku musaala gwabwe

Abasomesa be Makerere badamu okuteesa ku musaala gwabwe

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Abasomesa ab’etendekero elya Makerere University batutegeezeza nga bwebagenda okuddamu okuwayaamu olwaleero basalewo ku kyebagenda okuzaako ku nsonga y’omusaala gwabwe government gwekyagaanye okwongeza. Bano abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Makerere university academic Stuff Association baali baawa government obutasukka lwa leero nga bamaze okubakwasa […]

Gavumenti eremeddwa okutuukiriza byeyeyama.

Gavumenti eremeddwa okutuukiriza byeyeyama.

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya Ssebuliba samuel Government eteereddwa kuninga olw’okulemwa okutuukiza ebimu ku bisuubvizo byezze ekola. Bwabadde asooma alipoota  eyakoleddwa akakiiko akalondoola ebisuubizo bya government ,ssentebe w’akakiiko kano Hassan Kaps Fungaro  yagambye nti kuluno esiira baalitadde nyo ku byasuubizibwa naddala mu by’enguudo, kko n’ebyobulamu. Alipoota eno yalaze nti […]

Abatuuze beekengedde Ebola we Congo.

Abatuuze beekengedde Ebola we Congo.

Ivan Ssenabulya

August 10th, 2018

No comments

Bya  ssebuliba Samuel . Abatuuze mu bitundu omusinga okutukira ababundabunda nadala bano abava mu congo tutegeezeddwa nga bwebaasula ku teebukya nga batya nti akadde konna abantu bano bagenda kujja ne Ebola. Omubaka w’ekitundu kye Kyaka South  nga ono ye Jackson Karugaba Kafuuzi  yabuulidde Parliament nti  […]