Amawulire

Eyafuka ku kkubo bamusingisizza omusango

Eyafuka ku kkubo bamusingisizza omusango

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah Waliwo omusajja owemyaka 18 gwebawadde ekibonerezo kya nnaku 11 mu kkomera e Luzira, oluvanyuma lw’okumusingisa omusango gwokufuyisa mu bantu. Derrick Mudde nga mutuuze ku Market Street mu Kampala yasimbiddwa mu maaso gomulamuzi we ddala erisooka, mu kooti yekibuga etuula ku City Hall […]

Ssabawaabi wa gavumenti ajuliidde mugwa Nyanzi

Ssabawaabi wa gavumenti ajuliidde mugwa Nyanzi

Ivan Ssenabulya

August 20th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah Ssabawaabi wa gavumenti Mike Chibita ataddeyo okujulira mu kooti enkulu, ngawakanya omulamuzi wa kooti ya Buganda Road eyejereza Dr. Stella Nyanzi omusango gwokunyiiza omukulembeze w egwanga Yoweri K. Museveni. Kati DPP mu mpaaba ye gyataddeyo ayagala Dr Stella Nyanzi asingisbwe, omusano guno […]

Abakulembezebasabye bannauganda kunteseganya

Abakulembezebasabye bannauganda kunteseganya

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Juliet Nalwoga, Gavumenti yeyamye okulaba nga okulonda okusuubirwa mu mwaka gwa 2021  kuba kwa mirembe n’obwenkanya. Bino bibadde mu bubaka bwa Ssabaminister w’eggwanga Dr.Rukakana Rugunda  bwatise minisita omubeezi ow’ensonga za  Karamoja Moses Kizige mu bikujjuko eby’ekibiina kya CCEDU nga kiweeza emyaka 10 bukya kitandika […]

Kkooti elagidde Lukwago asasulwe 600m

Kkooti elagidde Lukwago asasulwe 600m

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah, Omulamuzi wa kkooti enkulu mu kampala Andrew Bashaijja alagidde minisita wa Kampala Betty Kamya, ne kitongole kya KCCA ne ssabawolereza wa gavumenti okusasula loodi meeya wa Elias Lukwago obukadde 600 ngomusaala gwe gwatafuna mu banga lyeyamala nga agobedwa mu wofiisi mu mwaka […]

Omutanda aguddewo olukiiko

Omutanda aguddewo olukiiko

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa ne Ivan Ssenabulya Empologoma ya Buganda Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebbi 11, asiimye alabiseeko eri Obuganda mu lukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 27. Omutanda agaddewo olukiiko olwa 26 naggulawo olutula olugya olwa 27. Ssabasajja ajjukizza abantu be ku bukulu bw’ebibiina by’obwegassi ate […]

Omutuuze afiridde mu kidiba

Omutuuze afiridde mu kidiba

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad ntiisa ebutikidde abatuuze abatuuze ku kyalo Kyazanga mu district ye Lwengo omusajja owemyaka 25 bwafiridde mu mugga. Omugenzi ye Ivan Ninsima ngabadde mutuuze ku kyalo Nakalinzi mu gombolola ye Kyazanga e Lwengo. Okusinziira ku abadde mukama we Stanley Kabesingaki, Ninsima omugemnzi baasembye okumulaba […]

Anite agamba bagala kumutta

Anite agamba bagala kumutta

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye Minister omubeezi avunyizibw ku by’okusiga ensimbi Evelyn Anite ategezezza nga bwewaliwo, ba mafia abatisatiisa okutuusa obulabe ku mulamu bwe munda mu kitongole kya UTL. Bino abitegezezza banamawulire batuuzizza mu Kamapala, ngagambye nti okuva lweyakalambira wabeewo okunonyereza ku mirmu gyomukutu gwe gwanga ogwebyemuliziganya […]

Omuwendo gw’abafudde gulinnye okutuuka ku bantu 18

Omuwendo gw’abafudde gulinnye okutuuka ku bantu 18

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omuwendo gw’abantu abafiridde mu kimmotoka kyamafuta ekyabwatuse mu district ye Rubirizi, gulinnye okutuuka ku bantu 18. Enjega eno yabaddewo olunnaku lwe ggulo mu kabuga ke Kyambura. Akuliddemu ebikwekweto bino Lt Col James Kasule atubuliidde nti baliko emirambo emiralala 9 gyebajjeeyo. Mungeri yeemu […]

Aba LDU babalumirizza okutta omuntu

Aba LDU babalumirizza okutta omuntu

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku kyalo Kavule mu munisipaali ye Mukono baguddemu entiisa, mutuuze munaabwe bwasangiddwa nga yatugiddwa. Omugenzi ategerekeseko lya Ssali ng’abadde muyoozi wa kasasiro mu kibug, wabula kiteberezebwa nti kulwe Nabuuti. Abatuuze nga bakulembeddwamu Anne Binaisa Kaitiro ssentebe we’kyalo awagudde enjega eno, balumiriiza […]

Abantu 20 bebafiridde mu bubenje

Abantu 20 bebafiridde mu bubenje

Ivan Ssenabulya

August 19th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abantu amakumi 20 bebafiridde mu bubenje obwemirundi 2 obwenjawulo, akawungeezi akayise. Akabenje akamu kaabadde mu kabuga ke Kyambura mu district ye Rubirizi mu Bugwanjuba bbwe gwanga. Akabenbje kano kaabaddewo ku ssaawa 10 ezolweggulo, ekimotoka kyamafuta bwekibwatuse abantu 10 nebafa nabalala, abawerako nebajibwawo […]