Amawulire

Gavumenti bajitutte mu kooti lwa Bbanja

Gavumenti bajitutte mu kooti lwa Bbanja

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah Gavumenti bajiwalabanyizza okujitwala mu kooti, kampuni yobw ananyini enkuumi olwokulemererwa okubasasaula ensimbi obukadde 173, zebakolera nga bakuuma wofiisi za ministry yebyobulimi mu Kampala. Aba Protectorate S.P.C bagamba nti ngennaku z’omwezi July 1st 2014, bayingira mu ndagaano ne gavumenti okukuuma wofiisi za ministry […]

Poliisi ekutte omuyitale nenjaga mu ngatto

Poliisi ekutte omuyitale nenjaga mu ngatto

Ivan Ssenabulya

February 14th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi eriko munnansi wa Italy gwekutte ku kisaawe Entebbe lwakukusa njaga. Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Patrick Onyango agambye nti omukwate ye Martin Maurice wa myaka 48 nga yasangiddwa nenjaga mu sole zengatto, mu mugugu gwe. Onyango gambye nti onoagenda kugulwako […]

Poliisi ereese etteeka ku Ddembe ly’obuntu

Poliisi ereese etteeka ku Ddembe ly’obuntu

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2019

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi yeyamye okussa ekitiibwa mu ddembe lyobuntu nokukwasisa amateeka, ku ddembe lyabantu. Bwabadde atongoza etteeka ku ddembe lyobuntu erisokedde ddala, lyebagenda okugoberera nga apoliisi, ku ttensdekero lyabwe e Bwebajja, Ssabadumizi wa poliisi mu gwanga Martins Okoth Ochola, agambye nti etteeka lino, ligenda […]

Abasubuzi basobeddwa bwebagadde ebizimbe

Abasubuzi basobeddwa bwebagadde ebizimbe

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2019

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abasubuzi mu bizimbe ebyenjawulo mu Kampala bavudde mu mbeera nebajagalala oluvanyuma lwokuggala ebizimbe bino mwebakolera. Ebizimbe okuli Namaganda plaza, MM plaza, Jumbo Arcade, Zai plaza ebyomugagga Young, byagaddwa akakwungeezi akayise, awatabadde kutegeeza bapangisa. Kati abasubuzi abakolera mu bizimbe ebyo basobeddwa, wabulanga bemulugunya […]

Abantu 2 bagudde mu migga

Abantu 2 bagudde mu migga

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti ne Ivan Ssenabulya Entiisa ebutikidde ekyalo Gayaza mu South division, e Mubende omukazi abadde agende okusena amazzi bwagudde mu Dam nafirawo. Omugenzi ye Nakiyinji Justine ngomulambo gwe gulabiddwa omu ku batuuze abadde agenze okusena amazzi, natemya ku batuuze. Police enyuluddeyo omulambo guno […]

Asobezza ku muwala we

Asobezza ku muwala we

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti Poliisi mu district ye Mityana ekutte taata agambibwa, okukira muwala we gweyezaliira, ow’emyaka 12 namusobyako. Omukwate aweza emyaka 45 nga mutuuze ku kyalo Galabi, mu division ye Ttamu mu munispaali ye Mityana. Omwogezi wa police mu tundutundu kya Wamala Nobert Ochom akakasizza […]

Agambibwa okuba omubbi kungwa bamukutte

Agambibwa okuba omubbi kungwa bamukutte

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Poliisi ku kyalo Mabindo mu district ye Sembabule eriko omusajja gwekutte, egamba abadde ayigibwa okumala ebbanga, nga kigambibwa nti yabadde asuza abatuuze nga babutabutana. Omukwate ye Gozanga Mubiru nga mutuuze ku kyualo Kigejogejo, mu gombolola ye Mabindo. Poliisi egamba nti ono abaddenga […]

Prof. Nawangwe atandise okuwandikira abakulira amatabi

Prof. Nawangwe atandise okuwandikira abakulira amatabi

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Dmalie Mukhaye Omumyuka wa ssenkulu ku ttendekero lye Makerere Prof Barnabas Nawangwe atandise okwaundikira, abakulira amatabi agenjawulo, ngabaagira bayite abakozi baabwe bade ku mirmu mu bwangu. Mu bbaluwa gyawandikidde Prof Bernard Bashaasha, akulira College of Agriculture and Environment Science, Nawangwe agambye nti akizudde nga […]

Ochola asubizza okukuza abakyala

Ochola asubizza okukuza abakyala

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Ssabapoliisi we gwanga Martins Okoth Ochola yeyamye, era nasubiza okukuza nokulonda abakazi mu bifo ebya waggulu mu poliisi. Kino agambye nti kyakumalawo kyekubiira mu kikula kyabasirikale, nagabakazi abasing babadde mu bifo bya wansi. Bino byebimu ku byambise era byatunuliidde okukola, ngagamba ntu […]

Poliisi ekutte eyatemyetemye mukazi we

Poliisi ekutte eyatemyetemye mukazi we

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu district ye Kapchorwa edaglidde omusajja wa myaka, 32 nga kigambibwa nti yakidde mukyala we namutema, ngamulumiriza obwenzi. Juma Kadogo omutuuze we Mengo mu gombolola ye Kaserem, yagambibwa okutema mukyala we Carol Chemutai nemuleka ku mugo gwa ntaana. Omwogezi wa poliisi […]