Amawulire

Janet Ayagaliza abayizi emikisa basobole okukola obulungi ebigezo bya UNEB

Janet Ayagaliza abayizi emikisa basobole okukola obulungi ebigezo bya UNEB

Ivan Ssenabulya

October 17th, 2023

No comments

Bya Damali Mukhaye, Minisita w’ebyenjigiriza Janet Museveni ayagaliza abayizi bonna mu ggwanga abagenda okukola ebigezo bya UNEB emikisa basobole okukola obulungi. Ebigezo bya siniya eyokuna ebya UCE byatandise olunaku lweggulo okwetoloola eggwanga. Obubaka bwa Janet Museveni bwaayisiza ku mukutu gwa minisitule eye byenjigiriza, bulaga obukulu […]

Omusango gwa Min. Lugoloobi teguwuliddwa

Omusango gwa Min. Lugoloobi teguwuliddwa

Ivan Ssenabulya

October 16th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Okuwulira omusango ku mabaati agalina okuweebwa abaKaramoja oguvunaanibwa minisita omubeezi ow’ebyensimbi Amos Lugoloobi kulemereddwa okutandika oluvannyuma lw’oludda oluwaabi okutegeeza Kkooti nti si beetegefu kugenda mu maaso na nsonga eno olwaleero. Kino kyaleetedde omulamuzi Margaret Tibulya okwongezaayo omusango guno okutuusa wiiki ejja nga […]

Gavt esabiddwa ebeeko kyekola kumuwendo gwa balwadde ba Kookolo

Gavt esabiddwa ebeeko kyekola kumuwendo gwa balwadde ba Kookolo

Ivan Ssenabulya

October 16th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekitongole kya Uganda Women Cancer Support Organization (UWCASO) kisabye gavumenti okwanguyiriza enkola ya National Cancer Control Policy okukola ku muwendo gw’abalwadde ba kookolo abeeyongera mu bifo eby’enjawulo okwetoloola eggwanga. Mu nsi yonna, kookolo y’asinga okutta abantu ng’ekitongole ky’ebyobulamu mu nsi yonna (WHO) […]

Akena agamba Obwassenkagale bwa UPC abuliko mu butuufu

Akena agamba Obwassenkagale bwa UPC abuliko mu butuufu

Ivan Ssenabulya

October 16th, 2023

No comments

 Bya Prossy Kisakye, Senkagale wékibiina kyébyóbufuzi ekya Uganda People’s Congress-UPC, Jimmy Akena, agamba nti akyali mukulembeze omutuufu owékibiina kino. Ono okuvaayo bwati kidiridde Kkooti ku lwókutaano lwa ssabiiti ewedde okulangirira nti Akena obwa senkagale bwe kibiina abuliko mu bukyamu okuviira ddala mu myaka gwa 2015. […]

Omuyizi eyasobya ku munne esibiddwa emyaka 17

Omuyizi eyasobya ku munne esibiddwa emyaka 17

Ivan Ssenabulya

October 14th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Omuvubuka owemyaka makumi 23 nga yali muyizi wa siniya kkooti ejulirwamu emulagidde akole ekibonerezo eye myaka 17 nemyezi 6 lwakutuusa gwabuliisa manyi ku muyizi mune owemyaka 18 bwebaali bava ku mukolo gwesomero lyabwe. Nga ennaku z’omwezi 16th January 1014 kkooti enkulu e […]

UNEB erabudde abayizi obutakola kyejjo

UNEB erabudde abayizi obutakola kyejjo

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu, Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board (UNEB) kirabudde abayizi abegenda okukola ebigezo ebyakamalirizo omwaka guno okwewala  ngeri yonna ey’obutafaayo n’obutaba na mpisa ebiyinza okubaviirako okusubwa ebigezo. Daniel Odongo, akulira UNEB akoze okulabula kuno bw’abadde ayogerako eri bannamawulire […]

Abaana bana bafiiridde mu Muliro e Namayingo

Abaana bana bafiiridde mu Muliro e Namayingo

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2023

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Abaana 4 bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu muliro okugutte enyumba mwebabadde . Enjege eno egudde kukyalo Lubaki mugombolola ye Siguru mu Namayingo district. Sentebe wa LC3 Marobe Wabusuma agambye nti omwana omu yekka yasobodde okudduka naye banne bana bafudde. Abafudde batemera wakati womwaka […]

Embeera ya batiini abafuna embuto e Kabale yeeralikiriza

Embeera ya batiini abafuna embuto e Kabale yeeralikiriza

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2023

No comments

By AObed Kankiriho, Disitulikiti ye Kabale efuna abawala abakyali mu myaka gyabwe egyekitiini 1,300 abafuna embuto buli mwaka. Bino byogeddwa akulira ebyobulamu mu disitulikiti eyo, Dr. Gilbert Arinaitwe mu lukungana olutegekeddwa ekibiina kya Local Sustainable Communities Organization,ne kigendererwa ekyokukubaganya ebirowoozo kunsonga zino. Okusinzira ku Dr. […]

Sipiika alagidde Ssaabaminisita okwanja ekiwandiiko ekikwata ku bakulembeze ba NUP abakwatibwa

Sipiika alagidde Ssaabaminisita okwanja ekiwandiiko ekikwata ku bakulembeze ba NUP abakwatibwa

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omumyuka wa sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa alagidde Ssaabaminisita ne minisita w’ensonga z’omunda okwanjula ekiwandiiko ku mwaliiro gwa palamenti enkya ku bikwata ku kukwatibwa mu bukambwe abakulembeze n’abawagizi békibiina kya National Unity Platform okwabaddewo ku ntandikwa ya wiiki eno. Bino abyogedde aggulawo […]

Amaggye gaawamba poliisi-Alipoota

Amaggye gaawamba poliisi-Alipoota

Ivan Ssenabulya

October 11th, 2023

No comments

Bya Mike Sebalu,  Okunoonyereza okupya okwakoleddwa abanoonyereza ku yunivasite y’e Makerere kuzudde nti wabaddewo obuvuyo obweyoleka nti amagye n’emilitale byawamba Poliisi ya Uganda. Okunonyereza kuno okutuumiddwa militarization and military capture of the Uganda Police Force, kwakolebwa emyezi ebiri emabega mu Kampala n’ebitundu ebimu eby’obuvanjuba bw’Eggwanga. […]