Amawulire

Mugoberere mambya ku daaku

Mugoberere mambya ku daaku

Ali Mivule

June 23rd, 2015

No comments

Abayisiraamu balabuddwa obutagendera ku ssaawa nga balya ddaaku wabula batunulire nkaliriza  embeera y’obudde nga bwekirambikiddwa mu kitabo ekitukuvu ekya Quran. Mambya bw’asala kabonero akalaga nti daaku eweddeko nga okusiiba kutandise. Kino kiddiridde abantu ab’enjawulo okufulumya essaawa ezawukana ku ddi omuntu kwalina okulya ddaaku nga abamu […]

Poliisi ekyayiiriddwa ku nsalo

Poliisi ekyayiiriddwa ku nsalo

Ali Mivule

June 23rd, 2015

No comments

Poliisi ekyayiriddwa ku nsalo eyawula Uganda ne Congo mu kitundu kye Vura mu disitulikiti ya Arua ekikaayanirwa Uganda ne congo. Kino kigendereddwamu kutangira bannayuganda abaagala okuwoolera eggwanga oluvanyuma lw’aba Congo okuziba ensalo eno. Aba Congo baayongezzayo ensalo yaabwe mu kitundu kino mita nga 300 mu […]

Mbabazi ajja wa ssente- NRM

Mbabazi ajja wa ssente- NRM

Ali Mivule

June 23rd, 2015

No comments

Waliwo ekibinja ky’abakulembeze mu kibiina kya NRM abaagala okunonyereza kukolebwe ku wa eyali ssabaminisita Amama Mbabazi gy’ajja ensimbi z’ayiwa mu kawefubewe ow’okwesimba ku bwa pulezidenti. Kino kiddiridde ebyafulumidde mu mawulire nti Mbabazi y’apangisizza dda bannamateeka 500 okuwolereza abawagizi be abaakwatiddwa nga yaguze neba agenti be […]

Abaagula Shimoni bayitiddwa mu palamenti

Abaagula Shimoni bayitiddwa mu palamenti

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Akakiiko ka palamenti akanonyereza ku kibba ttaka lya masomero mu kibuga Kampala kayise bukubirire bannyini wooteri ezimbibwa awaali essomero kya Shimoni Akulira akakiiko kano Robert Migadde Ndugwa agamba nti wooteri eno emanyiddwa nga Kingdom Hotel ey’omulangira we Saudi  Alwaleed Bin Talal abagiddukanya balina okunyonyola engeri […]

Abagaala okwesimbawo balekulire mangu

Abagaala okwesimbawo balekulire mangu

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Minisitule ekola ku nsonga z’abakozi ba gavumenti egamba nti ssiyakuttira Muntu yenna ku liiso ayagala okwegatta ku bannabyabufuzi ate n’alemera mu kifo ky’alimu Etteeka ku bakozi ba gavumenti likirambika bulungi nti okuleka ba RDC abalondebwa pulezidenti,abasigaddem balina okulekulira emirimu gyaabwe emyezi mukaaga nga tebannewandiisa kwegatta […]

Munyiikire okusaala Tarawuya

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Abayisiraamu basabiddwa okutwala okusaala Tarawuya ng’ekikulu Abayisiraamu bangi olumala okusiibulukuka nga kiwedde era bangi nga beebaka Imam w’omuzikiti gwa kampala mukadde Sheikh Imran Ssali agamba nti tarawuya erimu ebyengera bingi era abantu tebasaanye kugisubwa. Anyonyodde nti yadde okusaala kuno kutera okubeera mu mizikiti, omuntu yenna […]

Asse bba n’amuwanika ku mulabba

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Poliisi mu disitulikiti ye Dokolo eriko omukyala gw’ekutte, ng’ono emulanga kuwutula mwami we n’amutta Omukwate ategerekese  nga Agnes Awor omutuuze we Abanyo, nga ono yakkakkanye ku bba Davis Ogwal n’amutta era olwamaze n’amuwanika ku mulabba okulowoozesa abantu nti yabadde yeetuze Ayogerera poliisi mu Uganda Fred […]

Museveni akyasobola- Bavubuka

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Tewali bwetaavu bwakukyusa bukulembeze mu kibiina kya NRM. Atwala abavubuka mu kibiina kino Denis Namara agamba nti okukyuusa okuva ku pulezidenti Museveni okudda ku Mbabazi tekikola makulu kubanga bonna bakadde nga n’eneeyisa yeemu Namara ategeezezza nmga bwemaze okuwandiikira akakiiko akakwasisa empisa okunonyereza ku neeyisa ya […]

Abatujju beesomye okulumba Uganda mu kisiibo

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Abatujju balabudde nga bwebagenda okulumba Uganda mu biseera bino eby’ekisiibo. Kiddiridde abatujju ba Alshabaab okulumba Somalia nga nate nga kati Uganda erabye teyeteekere n’enyweeza eby’okwerinda ku mizikiti n’ebitundu ebirala. Aba Alshabaab bano era bayisizza ekiragiro nga balabula ne Kenya kko ne Somalia nti bakubaddamu Omwogezi […]

Amannya g’ababazi b’ebitabo agamu mafu

Amannya g’ababazi b’ebitabo agamu mafu

Ali Mivule

June 22nd, 2015

No comments

Ab’ekibiina ekirwanyisa obuli bw’enguzi ekya  Anti-corruption Coalition Uganda baagala olukalala lw’ababazi b’ebitabo olwawereddwayo gavumenti eri palamenti okukakasibwa lusazibwemu. Nga ayogerako ne bannamawulire amakya galeero, akulira ekibiina kino Cissy Kagaba ategezezza nga olukalala luno bwekuliko amanya g’ababazi b’ebitabo abanokolwayo ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti nti betaba mu […]