Amawulire

Eyali omubaka, Tonny Kipoi asimbiddwa mu kooti ya’magye

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali omubaka we ssaza lya Bubulo West mu Palamenti Tonny Kipoi Nsubuga asindikiddwa mu kooti yamagye gyagenda okuwozesebwa e Makindye. Kipoi avunanibwa misango egyekuusa ku byokwerinda nga kigambibwa nti yajizza mu November 2012 ne December 2013, mu districts za Uganda ezenjawulo, nekigendererwa […]

Omutemi wembizzi bamunazizza

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku kyalo Kiyoola ekisangibwa mu gombolola ye Nakisunga mu district ye Mukono baliko, omusajja gwebaguddeko ekiyifuyifu nebamunaaza lwa bikyaafu. Omusajja ono aterekese erya Kiremeera nga mutemi wa mbizzi, abatuuze bagamba nti babadde bamulabudde enfunda eziwera nayenga tafaayo kwekwekolamu omulimu nebamunaaza. Mukama […]

Patrick Amuriat Oboi agamba baatabagana ne Gen Muntu

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Presidenti wekibiina kya FDC Patrick Amuriat Oboi agamba nti yenyimiriza kubanga asobodde okugonjoola obutakanya wakati wa banakibiina, beyavuganya nabo mu lwokaano lwobwa presidenti. Bwabadde afulumya alipoota eyebyo ebikoleddwa mu bbnag lye eryemyaka 100 mu wofiisi, Amuriat ategezeza nti basisinkanye ne Gen Mugisha […]

Atwala eby’okwerinda ku gombolola akwatidwa nga abye ente.

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2018

No comments

    E mubende police etegeezeza nga bwekutte akulira eby’okwerinda ku gombolola muyite GISO nga ono bamulanze kwetaba mukubba nte. Akwatiddwa ye  Nkangi Mathias , nga no ye  GISO wa Mubende municipality. Ono okukwatibwa agidiridde omutuuze   Muwereza Birimumaaso  okumulumiriza nga bweyabye enteeze ku kyalo Kibyayi […]

Amasomero galabudwa ku laddu mu kaseera kano ekenkuba.

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Amasomero gasabidwa okwanguwa okugula obuuma obukwata laddu, nadala mu kaseera kano nga twakalabulwa nga laddu bwezigenda okutandika. Gy’ebuvudeko okulabula okwavudde mu kitongole ekikola ku ntebereza y’obudde  kwalaze nga enkuba eno egenda okutonya nadala wano okwetoloola enyanja Nalubaale bwegenda okubaamu ne laddu, nga […]

Police okutendekebwa mu by’ekinamagye kiwakanyiziddwa.

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Ebibiina ebirwanirira edembe ly’obuntu bisabya amyuka Ssabapolice we gwanga omujja Brigadier Muzeeyi Sabiiti  obutageza kutandika kutendeka police ye gwanga ng’atendeka amagye. Kinajukirwa nti  omukulu ono bweyabadde afulumya abaserikale abaabade mu kutendekebwa wano e Kigo,  yagambye nti ye talaba njawulo wakati wa police […]

Abaali abayizi ku Kibuli SSS bogedde

Ivan Ssenabulya

March 16th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Abaasomerako ku ssomero lya Kibuli SSS basabye ministry yebyenjigiriza nemizannyo okukangavvula, eyali omukulu we ssomero agambibwa okukabasanya. Gyebuvuddeko eyali omukulu we ssomero lino eyali aluddeko Hajj Ali Mugagga yakakibwa okuddako ebbali anonyerezebweko. Okusinziira ku Agaba Abasi omu ku bayizi, balina alipoota eyaabwe […]

Omusango gwo’mulamuzi okulya enguzi bagujjeeyo

Ivan Ssenabulya

March 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kalisoliiso wa gavumenti omulamuzit  Irene Mulyagonja ajjeeyo emisdango ejibadde ku mulamuzi we ddaala erisooka e Nakawa Agnes Napiyo, egyokulya ekyoja mumiro. Kino kibukuddwa mu maaso gomulamzui wa wansi mu kooti ewozesa abalyake Patricia Amoko amakya ga aleero, Diana Nantabaazi abadde akiridde IGG […]

Aba NRM bagala kugenda mu kooti

Ivan Ssenabulya

March 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abakulu okuva mu kibiina kya NRM abawanguddwa mu kulonda okwabadde okwokuddibwamu, okwa Jinja East bagamba nti tebamatidde nebyavudde mu kulonda kuno, nga bagamba bakyetegereza oba banagenda mu kooti. Kino kidiridde akawungezi akayise akakiiko kebyokulonda okulangirira Paul Mwiru ngomubaka eyalondeddwa bweyawabgudde owa NRM […]

Abaana bakaligiddwa lwakwetaba mu bunyazi.

Ivan Ssenabulya

March 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Waliwo Omwana ow’emyaka 15 avunaniddwa n’asindikibwa mu komera ly’abaana e Naguru ku bigambibwa nti yabbye computer. Kigambibwa akalenzi kano computer kagibba nga March 10th-2018 wabula bwekasomeddwa omusango gw’obubbi mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka ku city hall Beartrice Kainza abyeganyi. Wano omulamuzi […]