Amawulire

Zakayo wakujukirwanga

Zakayo wakujukirwanga

Ivan Ssenabulya

November 2nd, 2019

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Ekitongole kya Uganda wildlife Conservation education centre, ekimanyidwa nga Zoo kitongoza olunaku lw’eZzike eryaliliyitibwa Zakayo.

Zakayo lye Zzike eryali lisinga obukulu mu mazike wano mu ggwanga wabula lyafa mu mwaka oguwedde nga liweza egyobukulu 54.

Zakayo ajjukirwanyo olw’okuleeta abalambuzi abangi okuva munsi yonna.

Bweyabadde ayogerera mu kutongoza olunaku olw’okujukirirako zakayo akulira ekitongole kino Dr James Musinguzi yategeezeza nti kino bakikoze okujukira omukululo zakaayo gweyaleka mu kisaawe kye by’obulambuzi by’eggwanga lino.

zakayo wakujjukirwa buli nga 27th omwezi gwe kumi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *