Amawulire

Yasobya ku muzibe

Ali Mivule

October 8th, 2013

No comments

deaf

Omusajja eyasobya ku mwana muzibe asibiddwa emyaka 30

Ronald Kule yasobya ku muwala ono ow’emyaka 15 ng’ono yakozesa akakisa nti talaba ate nga tawulira

Omusajja ono ow’ettima kigambibwa okuba nga yabaza omuwala ono ng’ali mu kinaabiro n’amugwiira.

Omulamuzi wa kooti enkulu e Kasese Dan Akiiki Kiiza agambye nti omuwawabirwa amuwadde ekibonerezo kikakali kubanga alimbey kooti ate nga n’omusango gw’aliko gwannagommola ate nga yalumab n’omwana alina obuzibu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *