Amawulire

Waliwo obubbi mu bivvulu

Waliwo obubbi mu bivvulu

Ivan Ssenabulya

September 19th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Abali mu kisaawe ky’okuyimba balaze okutya kngeri okulwanagana mu bivvulu gyekugenda kweyongera buli kadde, ekivaako nabantu okufa.

Ebikyasembyeyo byabadde Mpatt mu district ye Mukono ne Masaka, ngeno kigambibw anti balanga abayimbi abanene ate nebatajja, ekyajja abantu mu beera nebonoona ebintu ebiwerako nabantu nebafa.

Kati bwabadde ayogerako naffe omukwanaganya wemirmu gyekibiina ekigatta abayimbi, nabategeka ebivvulu ekya Uganda Music Promoters and Venue Owners Network Tonny Ssempijja obuzibu abutadde ku gavumenti nti ekyalemereddw aokulungamya omulimu gwokuyimba.

Kati agamba ni betaaga okukolagana ne poliisi babawe obuyinza obwenkomeredde, okulungamya ebivvulu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *