Amawulire

Uganda tenazindibwa corona omupya

Uganda tenazindibwa corona omupya

Ivan Ssenabulya

December 22nd, 2020

No comments

 

Bya Juliet Nalwooga,

Ministule evunanyizibwa ku byóbulamu mu ggwanga egamba nti Uganda tenafuna kika kya kirwadde kya ssenyiga omukambwe ekippya ekimanyiddwa nga SARS-COVID-2 Virus.

Okusinzira ku kibiina kye byobulamu ekyénsi yonna ekika kya covid kino kyatuuka dda mu mawanga okuli South Africa, Nigeria,ne bitundu ebimu mu bulaaya ne Bungereza

Bwabadde ayogerako eri bannamawulire mu kampala, minisita omubeezi owebyobulamu ebisokerwako Joyce Kaducu agambye nti ekika kya covid omuggya asasaana mangu nyo era nga bakukwatagana n’abakugu okulaba nti akawuka kano katangirwa okutuuka kuno

Minisita akubiriza bannauganda okwongera okukuumira obukokolo bwabwe ku maaso kuba okuziyiza kusinga okujanjaba

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *