Amawulire

Uganda ne Kenya bakanyizza

Uganda ne Kenya bakanyizza

Ivan Ssenabulya

April 14th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa

Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni ategezezza nga Uganda ne balirwana aba Kenya, bwekanayizza okulongoosa enkolgana mu byobusubuzi.

Kino kyadiridde ekibinja kyabakungu okuva mu Kenya ababadde bakulembeddwamu minisita waabwe owebyobusubuzi namakomero okugeyiwalako kuno.

Kati Museveni agambye nti ku bugenyi buno baliko bingi byebakanyizaako, naddala mu byendsubulagana.

Agambye nti ekignederewa ekisooka ekyobwegassi nomukago gwa East African Community kwekutunda ebyamaguzi kyere, era nasaba nti endoliito zonna ezibaddewo zikome.

Bino webijidde nga Kenya, babadde baliko ebyamaguzi ebiva e Uganda okuli ssukaali, amata nebiralal byebazze bagaana okuyingira akatale kaabwe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *