Amawulire

Tumukunde gumusse mu vvi

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

 

TumukundeEyali akulira ekitongole eikessi mu ggwanga Brig Henry Tumukunde singisiddwa omusnago gw’okumenya amateeka agatwala amaggye.

Kooti y’amaggye ekulirwa Brig Fred Tolit wabula amwejeredde ku misnago gy’okwogera ebya kalebule ng’oludda oluwaabi teluleese bujulizi bumala.

Omusnago ogumusingisiddwa gulina ekibonerezo kya kuwanikibw aku kalabba oba kugobwa mu maggye.

Kooti wabula tennalangirira kibonerezo ku musnago ogumusingiisddwa

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *