Amawulire

Temwesiiga liipustiiki

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

police woman

Abakyala ba poliisi abebyuula nga beesiiga Lipstick n’okwambala enkunamyo bandiba nga tebamanyi kyebakola

 

Amyuka ssenkaggale wa poliisi, Martin Okoth Ochola, agamba nti ziba mpisa nsiwuufu omupoliisi omukyala okwekolako

 

Ono abadde alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku nosnga z’omunda mu ggwanga

Ochola ategeezezza akakiiko nti amateeka ga poliisi tegakkiriza bakyala ba poliisi kwambala bimpi oba okwekolako ne batonnya ate ng’eria basajja teri kukuza birevu

Ochola agamba nti ensonga zino nkulu era nga kwebagenda okussa omulaka okulaba nti abapoliisi basigala nga bantu balamu era abassibwamau ekitiibwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *